Rumina Velshi

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Rumina Velshi (yazaalibwa mu myaka gwa 1955) yeyali Canadian Pulezidenti ne Chief Executive Officer wa Canadian Nuclear Safety Commission (CNSC). Ye sentebbe wa committee ya International Gender Champions.

Obulamu[kyusa | edit source]

Velshi yazaalibwa mu Uganda era abazadde be baali ballinamu omusaayi omuyindi. Mu mwaka gwa 1972, [./Https://en.wikipedia.org/wiki/Idi_Amin Idi Amin] eyali Pulezidenti wa Uganda yasalawo okugoba ba Aians mu gwanga.[1] Ye ne bazadde be balina okuva mu gwanga era ne bagenda mu Canada. Yatuukira mu ntandikwa y'omwaka oluvanyuma y'alina okusalawo ku course ey'okukola ku Yunivasitte. Velshi agamba nti bwe bamugoba mu Uganda yalina emisomo gye nga oky'obugagga bwe kyokka. Yali omuyivu ayagala nyo okubala ne She was a student interested in maths n'ebyobuzimbe era course mu Engineering yamusikiriza. Yayagala ebyali mu course y'ekinonoozo eky’ebizimbibwa (Civil Engineering) era ne yewandisa. Mu lusoma olwasooka yakyegendereza nti yali omu ku bayiyizi abakyala bassuttu mu bayizi kikumi abali basoma course eno.[2] Yatikibwa mu mwaka gwa 1978 era omulimu gwe ogwasooka gwali n'ekitongole kya Ontario Hydro.

Velshi yegatta ku Canadian Nuclear Safety Commission mu mwaka gwa 2011.[3] era yawangula engule ya 2011 Women in Nuclear (WiN) Canada Leadership Award in that year.

Mu mwaka gwa 2018, Velshi yafuuka Pulezidenti ne CEO wa CNSC.[4]

L to R:Amelia Lee Zhi Yi of UN Nuclear Young Generation, Marina Belyaeva, Director of International Cooperation at Rosatom and Velshi on International Women’s Day in 2019

Velshi afubye okuwa abakyala abalala amaanyi okukola emirimu mu subject ezikaluba.[5] Ye mumyuuka wa sentebe wa "Ba Sayansa mu somero" (Scientists in School) ezitegekera abasomi 700,000 mu Canadan okusoma mu workshop za sayansi.[6]

Mu mwaka gwa 2020, yatwala omulimu mu mawanga g'ebweru ogwa IAEA nafuuka sentebe wabwe owa Commission on Safety Standards.

Ebijuliziddwa[kyusa | edit source]