Jump to content

Saidi Kyeyune

Bisangiddwa ku Wikipedia

 Template:Infobox football biographySaidi Kyeyune (yazaalibwa nga 1 Omwezi ogusooka 1993) muzannyi wa mupiira owa Uganda azannya mu masekkati ga kisaawe azannyira Uganda Revenue Authority SC ne Ttiimu ya Uganda ey'omuzannyo gw'ebigere.[1]

Byakoze ku Ggwanga

[kyusa | edit source]

Mu mwezi ogusooka mu 2014, omutendesi w'eggwanga Milutin Sedrojevic,[2] yamuyita ku ttiimu y'eggwanga mu mpaka za 2014 mu Mpaka z'abazannyira ku Africa.[3][4][5] Ttiimu yakwata kya kusatu mu kibinja mu mpaka zino oluvannyuma lw'okukuba Burkina Faso, okulemagana ne Zimbabwe n'okusuula ku ggwanga lya Morocco.[6][7]

Ggoolo ku Ggwanga

[kyusa | edit source]
Ggoolo n'ebivaamu ku lukalala lwa Uganda.[8]
Nnamba Ennaku z'omwezi Ekifo Gw'avuganya Ggoolo Bwe gwaggwa Empaka
1. Ogwokubiri 6, 2013 Amahoro Stadium, Kigali, Rwanda  Rwanda 1–0 2–2 Gwamukwano
2. Ogusooka 22, 2021 Stade de la Réunification, Douala, Cameroon  Togo 1–1 1–2 Za bazannyira ku Africa
3. Ogusooka 26, 2021  Morocco 2–4 2–5

Ebijuliziddwa

[kyusa | edit source]
  • Saidi Kyeyune ku ttiimu y'eggwanga