Sam Egesa
Endabika
Samuel George Bogere Egesa mulabirizi ow'Enzikiriza y'Obukulisitaayo mu Uganda:[1] okuva mu 2013 y'abadde Omulabirizi wa Bukedi.[2]
Egesa yazaalibwa ku kyalo Izira, mu muluka gw'e Nakavule, mu ggombolola ly'e Kapyanga, mu Disitulikiti y'e Bugiri. Yasomera ku Nanfugaki Primary School, Jinja Secondary School wamu n'etendekero lya Uganda Christian University. Yakakasibwa okubeera omutuukirivu atukiridde mu 1997, era n'awereza mu Iganga.[3] Omulimu Egesa gweyasembayo okukola nga tanafuuka mulabirizi gwali gwa kubeera muwandiisi w'Essaza nga ayambako Michael Kyomya, ku Ssaza lya Busoga.[4]
Ebijuliziddwaamu
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ http://www.anglicancommunion.org/structures/member-churches/member-church/diocese/position.aspx?church=uganda&dio=bukedi&pos=bishop-of-bukedi&posID=19669
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2020-02-29. Retrieved 2024-09-02.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ The Observer (Uganda)
- ↑ https://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1287246/christians-tasked-join-politics