Sam Gombya
Endabika
Sam Gombya Munnayuganda, omuyimbi,[1] muweereza w'aku leediyo[2] era omulwanirizi w'enkyukyuka mu bulamu obwa bw'abantu.[3] Yeetaba mu kakuyege w'okulwanyisa taaba.[4] Mufumbo eri muyimbi munne Sophie Gombya.[5][6]
Obuto bwe n'emisomo gye
[kyusa | kolera mu edit source]Sam Gombya yasomerako ku Nabagereka Primary School oluvannyuma nadda ku Seven Hills Secondary School.[5] Muweereza ku leediyo ya Dembe Fm mu Kampala.[2]
Emirimu gye egy'okuyimba
[kyusa | kolera mu edit source]Sam Gombya ayimba mu ddoboozi lya bass. Amanyikiddwa ennyo ku lw'oluyimba lwe olwa "Sebo Muko", lwe yayimba ne mukyalawe. Alina entambi z'ennyimba mukaaga ze yayimba ne mukyalawe.[5]
Ennyimba ze
[kyusa | kolera mu edit source]Ennyimba
[kyusa | kolera mu edit source]- Sebo Muko
- Lujja Lumu
Alubaamu ze yayimba ne Sophie Gombya
[kyusa | kolera mu edit source]- Nkwesize Mu Bbuba
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2016-03-03. Retrieved 2022-12-08.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link) - 1 2 http://www.monitor.co.ug/News/National/Dembe-FM-unveils-new-presenters/-/688334/2289476/-/13p9jt6/-/index.html
- ↑ http://www.newvision.co.ug/news/661745-artists-join-hands-to-fight-tobacco-use-among-minors.html
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2015-01-07. Retrieved 2022-12-08.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link) - 1 2 3 "Archive copy". Archived from the original on 2022-11-26. Retrieved 2022-12-08.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2018-10-02. Retrieved 2022-12-08.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)