Sam Ssimbwa
Sam Ssimbwa (yazaalibwa mu 1967) Munnayuganda omukugu mu kusamba omupiira era maneja.
Emirimu gye ng'omutendesi
[kyusa | edit source]Yazaanyira kiraabu ssatu: KK Cosmos (1986), KCC FC (1987-1995) ne Mbale Heroes FC (1999-2000). Era yazannyira ko mu ttiimu ye Ggwanga ey'omupiira gw'ebigere.
Atendese ku kiraabu nga Health FC (1998), Mbale Heroes FC (1999-2000), Masaka LC FC (2001), Military Police FC (2002), KCC FC (emirundi ebiri mu 2002 & 2009), Top TV FC (2003-2004), kiraabu ya Rwanda eya ATRACO FC (2006), Express F.C. (2007), Simba SC (2008) ne kiraabu ya Kenya eya Sofapaka F.C. (2009-2010).[1]
Okuva mu Gwekkuminogumu okutuusa mu Gwekkuminebiri 2012 yatendeka Ttiimu y'omupiira gw'ebigere ey'eggwanga lya Somalia.[2][3] Gyebuvuddeko abadde akulira abatendesi ba SC Victoria University. oluvanyuma yatendeka Express F.C. n'eya Rwanda Police F.C.[4] Nga 1 Ogwekkumi 2014 SC Villa yalonda Ssimbwa ng'omutendesi.[5]
Famire ye n'abaana Milly Bayiyana Rebecca Nakayenga Faith Nakamanya William nakibinge Nassuna Sharon Ssimbwa kauthara
Ebijuliziddwamu
[kyusa | edit source]- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-12-11. Retrieved 2022-12-11.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2016-03-04. Retrieved 2022-12-11.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ http://www.national-football-teams.com/country/171/2012/Somalia.html
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-12-11. Retrieved 2022-12-11.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ http://www.newvision.co.ug/news/660298-sc-villa-appoint-ssimbwa-as-coach.html
Template:Somalia national football team managers