Sanyuka TV Uganda
Template:Infobox television channel
Sanyuka TV mukutu gwa Telefayina ogwa Uganda ogusangibwa mu kibuga Kampala, Uganda.[1][2][3] Gwe mukutu omutongole ogulaga liigi ya Uganda eya StarTimes Uganda Premier League era nga eguladde sizoni ssatu okuva mu 2018/19 okutuusa mu 2020/21. Gy'ebuvuddeko gw'alagibwa aba GTV, DSTV ne Azam.[4][5]
W'esangibwa
[kyusa | edit source]Ekitebe ky'ayo ekikulu kisangibwa ku Next Media Park, Poloti 13, ku luguudo lwa summit view, Kampala, Uganda.
Ebikwata ku telefayina eno
[kyusa | edit source]Omukutu guno gw'atandikibwawo mu Gwomwenda 2018.[2] Gw'atandika okulaga ku mpewo nga 10 oGwomwenda 2018.[1][6] Sitesoni eno emanyikiddwa nnyo mukulaga eby'emizannyo bya Uganda, saako filimu eziyigiriza, eby'emizannyo, eby'abavubuka n'ebisanyusa ebirala.[7][2] Buli wiiki eragayo omupiira gumu ogwa liigi ya Bungereza eya English Premier League game.[8]
Ebijuliziddwamu
[kyusa | edit source]- ↑ 1.0 1.1 https://thebrinknews.com/mtn-uganda-and-sanyuka-tv-partner-to-broadcast-the-startimes-uganda-premier-league/
- ↑ 2.0 2.1 2.2 "Archive copy". Archived from the original on 2022-01-21. Retrieved 2022-11-15.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-11-15. Retrieved 2022-11-15.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://nilepost.co.ug/2018/09/06/sanyuka-tv-to-broadcast-live-premier-league-matches-starting-this-2018-19-season/
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-11-15. Retrieved 2022-11-15.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-11-15. Retrieved 2022-11-15.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://thebrinknews.com/mtn-uganda-and-sanyuka-tv-partner-to-broadcast-the-startimes-uganda-premier-league
- ↑ https://www.showbizuganda.com/sanyuka-tvs-free-english-premier-league-offering-on-as-west-ham-host-man-city-this-saturday/