Sauda Kauma

Sauda Kauma munabyabufuzi Omunayuganda era omubaka akiikirira Disitulikiti ye Iganga mu Paalamenti ya Uganda eyekumineemu.[1][2][3][4][5] Alina akakwate ku kibiina kyebyobufuzi ekya National Resistance Movement[3][6][2][7]
Emirimu gye egy'obyobufuzi
[kyusa | kolera mu edit source]Sauda atuula ku kakiiko akakola ku biragiro, eddembe n'empisa mu Paalamenti ya Uganda eyekumineemu[8] nga kano kakubirizibwa Hon. Abdu Katuntu.
Emirimu emirala
[kyusa | kolera mu edit source]Sauda yawa abasawo n'abajanajaba abantu ebikozesebwa nga kuno kweyateeka n'ebicupa bya gaasi we bakozesa mu kusa, mu Disitulikiti ye Iganda, wetwali mu kaseera kokulwanyisa ekirwadde kya COVID-19 mu 2021.[4] Yasaba ne gavumenti ya Uganda okukyusa eddwaliro lya Iganga eryalimu omujuzo gw'abantu, balifuule gyebalina okusindika singa obulwadde bubeera busajuse.[5]
Sauda abadde ayogerayo nnyo ku butabanguko mu maka nadala mu Disitulikiti y'e Iganga.[2] Yasaba ne pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okubazimbira ekolero ly'ebikajjo mu Disitulikiti ye Iganga okuyamba abantu mu bitundu bya Busoga, ng'era pulezidenti yandibadde abatandikirako enkola y'enfunda okuyamaba abalimi abalina looni okuva u baanka okutuukana n'emiwendo gyebikajjo egyali gitandise okugwa.[7][9]
Laba ne bino
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwaamu
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/big-winners-losers-in-nrm-primaries-1933360
- 1 2 3 https://www.newvision.co.ug/articledetails/108082123
- 1 2 "Archive copy". Archived from the original on 2021-06-13. Retrieved 2024-03-28.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link) - 1 2 http://pressug.com/health-workers-in-iganga-concerned-over-shortage-of-ppes-increasing-number-of-covid-19-patients
- 1 2 https://www.watchdoguganda.com/news/20220317/132200/health-ministry-launches-sanitation-week.html
- ↑ https://ugandaradionetwork.net/a/file.php?fileId=242521
- 1 2 https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/museveni-pledges-to-bail-out-busoga-sugarcane-farmers-3218664
- ↑ https://parliamentwatch.ug/committees/committee-on-rules-privileges-and-discipline/
- ↑ https://allafrica.com/stories/202012040768.html