Jump to content

Seanice Kacunga

Bisangiddwa ku Wikipedia

Seanice Kacungira munayuganda munamawulire era nga mukozi wa ku leediyo.

Yakolerako e Kenya (Capital FM) ne Ugandan Media (Sanyu FM, WBS ne NTV).

Seanice ne mutoowe Nancy Kacungira bombi baatandikawo Blu Flamingo, kkampuni okuddukanya eby'empuliziganya mungeri eya digito.

Nancy Kacungira

Yafuna awaadi y'omu ku bakazi abakyasinze okuba abatutumufu mu bizinensi awamu ne gavumenti.

Mufumbo eri Fabian Adeoye Lojede era muzadde w'abaana babiri. Oluvannyuma yakyusa erinnya lye n'atandika okuyitibwa Seanice Lojede oluvannyuma lw'okugattibwa.

Ebyawandiikibwa

[kyusa | kolera mu edit source]