Shafik Batambuze

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Shafik Bhuchu Batambuze (yazaalibwa gwamukaaga nga 14 1994) munnayuganda muzannyi wa mupiira azzannyira ku ttiimu y'eggwanga era ogw'ensimbi agukyangira mu Gor Mahia mu Kenya ng'omuwuwuttanyi.[1]

Emirimu[kyusa | edit source]

Batambuze azannyiddeko mu Simba, Muhoroni Youth, SC Villa, Western Stima, Sofapaka, Tusker ne Singida United.[2]

Yayitibwa ku ttiimu y'eggwanga omulundi ogusooka mu 2016,[2] era yalondebwa mu ttiimu egenda okuzannya mu mpaka za Africa mu 2017.[3]

Ebijuliziddwa[kyusa | edit source]

  1. "Archive copy". Archived from the original on 2022-11-27. Retrieved 2022-11-27.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  2. 2.0 2.1 Template:NFT player"Shafik Batambuze". National Football Teams. Benjamin Strack-Zimmermann. Retrieved 9 March 2018.
  3. http://www.fufa.co.ug/total-africa-cup-nations-2017-uganda-cranes-23-man-squad-gabon-named/

Template:Uganda squad 2017 Africa Cup of Nations