Jump to content

Sophie Gombya

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Sophie Gombya
omuntu
Ekikulamukyala Kyusa
Erinnya eriweereddwaSophie Kyusa
Gy'azaalwaYuganda Kyusa
Omulimusinger Kyusa
Instrumentvoice Kyusa

Sophie Gombya Munnayuganda omuyimbi,[1]omulwanirizi w'eddembe ly'abantu.[2][3] Mufumbo eri muyimbi munne Sam Gombya.[4][5]

Obuto bwe n'okusoma kwe

[kyusa | kolera mu edit source]

Sophie yasomerako ku Nakivubo Blue Primary School gyeyava okugenda ku Kawempe Muslim, ate oluvannyuma n'agenda ku Kibibi Senior Secondary School.[4]

Sophie Gomba ayimbira mu ddoboozi etono ng'era ayimba n'omwami we Sam Gombya. Alina ennyimba zeyayimba ng'ali yekka era nezikwatayo gamba nga "Spare tyre" olukwata ku mukazi gyeyali avuganya ku musajja y'omu, nga luno lwawandikibwa omwami we Sam. Balina entaambi mukaaga ez'ennyimba bombi.[4]

  • Nkwesize
  • Gyangu gyendi
  • Lugya Lumu
  • Spare tyre
  • Sosotola
  • Salawo
  • Ngugumuka ekiro
  • Ssebo Muko
  • Mwenyumirizamu

Entambi ze ne Sam Gombya

[kyusa | kolera mu edit source]
  • Nkwesize Mu Bbuba

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "Musicians join First Lady in Elimination of Mother to Child Transmission of HIV". Archived from the original on 3 March 2016. Retrieved 26 December 2014.
  2. "Archive copy". Archived from the original on 2016-03-03. Retrieved 2022-11-26.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  3. http://www.newvision.co.ug/news/661745-artists-join-hands-to-fight-tobacco-use-among-minors.html
  4. 1 2 3 "Archive copy". Archived from the original on 2022-11-26. Retrieved 2022-11-26.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  5. "Archive copy". Archived from the original on 2022-11-26. Retrieved 2022-11-26.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)

Ewalala w'oyinza okubigya

[kyusa | kolera mu edit source]