Jump to content

Sophie Kyagulanyi

Bisangiddwa ku Wikipedia

Sophie Kyagulanyi munayuganda omulwanirizi w'eddembe era munamateeka akolera ku Oxfam.

Okusoma

[kyusa | edit source]

Kyagulanyi yafuna diguli esooka mu mateeka, mu Makerere University gye yasomera okuva mu 1998 okutuuka mu 2001.

Emirimu

[kyusa | edit source]

Kyagulanyi yakolanga ng'omukwanaganya w'obukulembeze bwa Democratic Governance for Action Aid Uganda era ng'omukulembeze w'enteekateeka z'abakyala mu bukulembeze mu Forum for Women in Democracy. Yakola ng'omukwanaganya w'okunoonyereza n'okutumbula eby'amateeka mu Foundation for Human Rights Initiative okuva mu 2001 okutuuka mu 2005. Kyagulanyi mu kiseera kino ye Gavana wa mu Oxfam mu Uganda.[1] Yali omu ku batandisi ekibiina kya DefendDefenders era n'afuuka Ssentebe mu 2019.

Kyagulanyi alina ebiwandiiko ebyenjawulo ebijuliziddwa. [eky'okusatu kyetaagibwa] Mu Ogw'omukaaga 2020, yawandiika ekiwandiiko ku blog ekyalina omutwe COVID19 - A reminder why access to wter is a human right.

Ebyawandiikibwa

[kyusa | edit source]
  1. Cite error: Invalid <ref> tag; no text was provided for refs named :0