Ssappule y'abajulizi ba uganda

Bisangiddwa ku Wikipedia
Jump to navigation Jump to search

SSAPPULE Y’ABAJULIZI BA UGANDA[kyusa | edit source]

(Gigezeeko weerabireko ggwe wennyini. Bwoba olina ebizibu mu bulamu oba ku ssomero, gisome emirundi 3 okutuuka ku 10 buli lunaku.Weeyambise Ssappule yaffe eya bulijjo ey’empeke 10. Buli buyambi bwa Bajulizi ba Uganda bwofuna , wadde nga okyesanga mu bizibu ebikirako akabiga k’omuliro, bukwongera bwongezi kwesiga Katonda n’okusuubira ennyo e Ggulu)

Mu linnya lya Patri………………….................(Ku mpeke essatu ezisooka , nga tuziddinngana emirundi essatu ) Kitaffe ali mu Ggulu x3 Mirembe Maria x3 Ekitiibwa kibe Ekya Patri x3 (Ku mpeke ennene x1) Ayi Abajulizi ba Uganda Abatuukirivu, temwafiira bwereere, mufunamu ekitiibwa kingi nnyo. (Ku mpeke Entono) Ayi Abajulizi ba Uganda Abatuukirivu, mmwe abanywevu ennyo era abesigwa eri Mukama waffe Yezu Kristu, Mutusabire. Ekitiibwa kibe ekya Patri ...........x3

(Nga ofundikira, kowoola Abajulizi ba Yezu Kristu-Abakatuliki bano, bwoti):

1. Andrea Kaggwa Omutuukirivu ….Tusabire. 2. Karoli Lwanga Omutuukirivu ….….Tusabire. 3. Atanansi Bazzekuketta Omut .…..Tusabire. 4. Matia Mulumba Omutuukirivu …....Tusabire. 5. Yozefu Mukasa Balikuddembe Omut... 6. Donozio Ssebuggwawo Omut... 7. Ponsiano Nngondwe Omut... 8. Gonzaga Gonza Omut... 9. Nowa Mawaggali Omut... 10. Luka Baanabakintu Omut... 11. Yakobo Buzaabalyawo Omut... 12. Gyaviira Omut... 13. Ambrozi Kibuuka Omut... 14. Anatoli Kiriggwajjo Omut... 15. Akilewo Kiwanuka Omut... 16. Kizito Omut... 17. Mbaaga Tuzinde Omut... 18. Mugagga Omut... 19. Mukasa Kiriwawanvu Omut... 20. Adulfu Ludigo Omut... 21. Bruno Sserunkuuma Omut... 22. Yoanna Maria Muzeeyi Omut... 23. Jirdo Irwa Omwesiimi....Tusabire 24. Daudi Okello Omwesiimi....

(Bw'oyagala Osobola okwongerako Abajulirwa ba Yesu Kristo -Abakulistayo bano):

1. Joseph Lugalama Omut...Tusabire 2. Mark Kakumba Omut... 3. Noah Sserwanga Omut... 4. Moses Mukasa Omut... 5. Muddu Aguma Omut... 6. Elias Mbwa Omut... 7. David Muwanga Omut... 8. Omuwanga Omut... 9. Kayizzi Kibuuka Omut... 10. Mayanja Kitoogo Omut... 11. Noah Walukagga Omut... 12. Alexander Kadoko Omut... 13. Fredrick Kizza Omut... 14. Robert Munyagabyanjo Omut... 15. Daniel Nakabandwa Omut... 16. Kiwanuka Giyaza Omut... 17. Mukasa Lwakisigo Omut... 18. Lwanga Omut... 19. Mubi Azaalwa Omut... 20. Wasswa Omut... 21. Kwabafu Omut... 22. Kifamunyanja Omut... 23. Muwanga Njigija Omut...

Mu linnya lya Patri…………………………………………

N.B BW'OBA OLINA GW'OMANYI ABITEGEERA , TOLONZALONZA KUMUFUNIRA COPY N’AKUGIMUSOMERA.