Ssekalowooleza Musoke
Appearance
Okusinziira ku Muwanga Chales mu kitabo kye ,Bassekalowooleza ne Bannakalowooleza ba Buganda Abedda, Musoke yali anoonyereza ku kkala oba langi za Musoke ezeraga nga eggabo mu lubaale nga enkuba ebadde egenda kutonnya.Bannasayansi ab'omulembe gguno bakimanyo bulungi nti ekitangaala eklyeru kibaamu kkala musanvu z'oyinza okwabuluzaamu nga weyambisa ekirawuli ekigulumivu(ekigulumiro kya kkala)