Jump to content

Stella Atyang

Bisangiddwa ku Wikipedia
Atyang Stella

Stella Atyang munayuganda munabyabufuzi era nga mubaka akiikirira abakyala be Moroto mu Palamenti ya Uganda. Yalondebwa 26 Ogwokuna 2017 ku kaadi ya National Resistance Movement okudda mu kifo kya kizibwe we, Annie Logiel eyali Omubaka omukyala akiikirira Moroto nga tanaffa. Atyang yemukulembeze yekka nga mu kulonda ebibiina by'obufuzi ku ludda oluvuganya bwe byagaana okusimbawo omuntu olw;okutya nti oluvannyuma lw'ebibiina by'oludda oluvuganya gavumenti okugaana okuteekawo omukulembeze olw'okutya nti disitulikiti ejja kumuwa obululu obw'okumuwa ekitiibwa olw'okumuweesa ekitiibwa muwala wa muganda we eyafa. Yalangirirwa ng'alondeddwa nga talina gwe yeegwanyiza.