Sylver Kyagulanyi
Sylver Kyagulanyi muyimbi [./Demographics_of_Ugandahttps://en.wikipedia.org/wiki/Demographics_of_Uganda Munnayuganda], [1] [./Record_producerhttps://en.wikipedia.org/wiki/Record_producer Afulumya enyimba], muwandiisi waazo era muwolereza . [2] Ye mukunganya wa omukutu gwa Sikia. Ono y’omu ku bawandiisi b’ennyimba abayiseemu mu Uganda mu myaka ekkumi egiyise. [3]
Mu 2019, yali omu kwabo Bannamateeka 144 abewandiisa nga abawolereza okuva mu Kkooti Enkulu eri e Kampala mu Uganda. [4] Yafuna Dipuloma mu by’amateeka okuva mu kitongole ekikulu ekivunanyizibwa mu byamateeka mu 2018. [5]
Obulamu obuggya n’okusoma
[kyusa | kolera mu edit source]Kyagulanyi yasomera mu Nswanjere Junior Seminary mukusoma kwe okwa pulayimale. Yagenda mu ssomero lya Kisubi Seminary ne St Charles Lwangwa , okusoma siniya. Yakkirizibwa mu Makerere University nga agenda kukola ku bya pulogulamu y'ebyempuliziganya eya bantu kyokka n’agivaako olwo n’akola diguli mu byokuyimba, okuzina ne katemba, naye nga agenda kuguka mu kuyimba . [6]
Ennyimba
[kyusa | kolera mu edit source]Yatandika okuyimba ng’ali omu [./Kubayimbisa_https://en.wikipedia.org/wiki/Soprano kubayimbisa eggono] mu kkwaaya y’ekkanisa ya Christ the King mu myaka 1990 nokudda emabega. Bwe yali mu senior three, oluyimba lwe lwawangula mu kivulu kyabavubuka muggwanga mu byokuyimba mu 1995. Olw’okuwangula, Kyagulanyi yagenda mu maaso n’okukulaakulanya ekitone kye. Mu luwummula lwe nga amaliriza siniya ey'omukaaga mu 1999, yafulumya "Ekyasa Kyabakyala", oluyimba olukwata ku mwenkano gw'abakyala, ekyayongera okumusika natuuka ku ddaala ly'okuyimba. Nga ali mu Makerere University, Kyagulanyi yakusula era n'afulumya "Omuzadde Katonda," olutambi olwamukyusizza ddala emikisa gye. Ensibuko ye ey’Ekikristaayo yeeyolekera mu zimu ku nnyimba ze, gamba nga Katonda Gwe nsinza, Olunaku Luno, ne Tondeka Mukama, ezireetera emitima gya bawagizibe okujula omwoyo wa Mukama nga baziwuliriza. [7]
Discography
[kyusa | kolera mu edit source]
Ebiwandiiko ebikozesebwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ "A Look at Sylver Kyagulanyi; Uganda's Most Prolific Song Writer". Archived from the original on 7 July 2015. Retrieved 21 December 2014.
- ↑ "Books they read: Sylver Kyagulanyi". Retrieved 21 December 2014.
- ↑ ArtMattersInfo (2008-09-23). "Meet The Shy Ugandan Music Doctor". ArtMatters.Info (in American English). Retrieved 2021-09-30.
- ↑ "Singer Kyagulanyi among 141 newly enrolled advocates". New Vision (in Lungereza). Retrieved 2021-09-30.
- ↑ "Singer Kyagulanyi among 700 LDC graduates". Daily Monitor (in Lungereza). 2021-01-12. Retrieved 2021-09-30.
- ↑ "PROFILE: MUSICIAN SILVER KYAGULANYI (part I)". 16 May 2013. Retrieved 21 December 2014.
- ↑ "Kyagulanyi won't blow his own trumpet". Retrieved 21 December 2014.