Talk:EBYENYANJA OMUNTU YENNA OSOBOLEERA DALA OKUBILUNDIRA AWAKA NGA AKOZESEZA PIIPA

Page contents not supported in other languages.
Bisangiddwa ku Wikipedia

OKULUNDA EBYENYANJA[edit source]

OKULUNDA EBYENYANJA[edit source]

Okulundira ebyenyanja ‘’’awafunda’’’ nkizudde nga kirungi. Kubanga bwenabadde ngezaako “okulambula ku balimi” babyo nesanze nga kumpi buli muntu abisobolera ddala okubirima awamu n’okubirunda.

Mubutufu nze nail sikiriza nti omuntu asobola okulunda ebyenyanja ku lukalu nga tebiri mu nnyanja naye kitufu abantu balunda abyaddala.

Bwenatukiridde omulunzi wabyo ku Kyalo lwazzi namusanze nga alundira wantu awafunda era natunyoyora nti ye tekimukalubiriza kubirabirira era ye namusanze nga alunda Mmale yatugambye nti emmale nyangu okulunda kubanga mu ‘’’kiffo ekifunda’’’ ye alundirako emmale eziwera olukumi (1000)

Ebyetago[edit source]

Omulunzi ono yangabye nti okubirunda olina okuba nabino wammanga;

    • Emitti**
    • emisumali**
    • ekivera ekiggumu**
    • ekiffo**
    • amazzi ag’ensulo oba ag’enkuba**
    • obussa bw’ente**
    • embawo**

Bwato ya nnyonyodde nga bweizimbiwa mpaka nga ebyenyanja bitekedwamu era natulaga n’engeri gya birisamu.

Ebirungi ebiri mu nunda eno[edit source]

      • okulundira awafunda***
      • tebirwala lwala nga ebisolo oba ebinyonyi***
      • okukirya tekibera mu ddagala ***
      • tebiryannyo***

Ebizibu ebili munima enno[edit source]

    • obutwa**

Abantu ababi bwe basobola okugya ne basaku mazzi ‘’’obutwa’’’ ne babitta byona

    • emmere yabyo yabuseere**