Talk:Olupapula Olusooka

Bisangiddwa ku Wikipedia
Genda ku: Ndagiriro, kunoonya

user: busuulwa nicholas/sandbox



Any activity? Beeshoney 15:26, 12 Gwamwenda 2010 (UTC)

I don't think so. PiRSquared17 (talk) 00:15, 26 Gwakusatu 2013 (UTC)
Now there is. PiRSquared17 (talk) 12:34, 7 Gwakubiri 2014 (UTC)

Wikipedia in Tatar[edit source]

Dear friends, may I ask you to add a hyperlink to our Tatar Wikipedia (http://tt.wikipedia.org) to yourr Front page. Tatars - are turkic nation living in Tatarstan Republic, second biggest nation in Russian Federation. hope to hear from you soon. sincerely yours, Muhtac 21:47, 20 Gwakusatu 2011 (UTC)

EBYENJIGIRIZA KULW'ENKULAAKULANA EYA NAMADDALA(EDUCATION FOR SUSTAINABLE DEVELOPMENT)[edit source]

        ENYANJULA;Mu lukiiko lw'ensi yonna ku mbeera y'ensi olwaal e Rio de Janeiro mu 1992 ekiteeso nnamba 21 kyayisibwa n'ebyo ebigenda okukolebwa mu kyasa ekya 21.Ekinyusi ky'ekiteeso kino kyali ku kufuba okulaba nti abantu mu nsi yonna bakitwaala nga ensonga enkulu nti enkulaakulana yetaaga okuba eyannamaddala okusobola okufuna ebyetaago by'omulembe guno nga tetutataaganyizza mukisa gw'abo abanaddawo okutuuka ku nkulaakulana eyaabwe.UNESCO yaweebwa obuvunaanyizibwa bw'okusa mu nkola obuwaayiro 35 ne 36obw'ekiteeso nnamba 21:Saayansi ku lw'enkulakulana eya namaddala n'okutumbula eyenjigiriza,okumanyisa abantu ku nkulaakulana eya namaddala n'okubatendeka ku bintu ebitali bimu.Akawaayiro nnamba 36 kakaatiriza nti ng'ojjeeko okubeera nti ddembe lya buntu,ebyenjigiriza(EDUCATION)bya mugaso nnyo mu kutumbula enkulaakulana eya namaddala era n'okuwa abantu obusobozi okwanganga ensonga ezikwata ku mbeera y'obutonde(environment)awamu n'enkulaakulana.Mu lukiiko olulala olwali e Johannesburg(JOHANNESBURG SUMMIT 2002)ku nkulaakulana eyannamaddala lwakakasa nti waaliwo ebyaali bituukiddwako ku ebyo ebyeyamwa ku nkulaakulana eyannamadddala.Olukiko luno era lwaawa obweeyamo ku kutuumbula empagi essatu ezikwata ku nkulaakulana eyannamadala(three pillars of sustaible development)nga ze zino;okukulaakulanya ebyenfuna,embeera z'abantu,n'okukuuma obutonde bw'ensi.

BINO OSAANYE OBIMANYE KU KYEBAYITA EKITAMBO[edit source]

OBULOGO / EKITAMBO OBULOGO kye kikolwa ekyomuzizo mu maaso ga Katonda. EKITAMBO kye kyoyo [omwoyo omubi] ekikulu mu bwakabaka bwa Sitaani kyakozesa okufuga obulamu bw'omuntu. OBUSAMIZE kye kikolwa ekisasamaza abantu naye nga si kyabulijjo. Ebintu bino waggulu bye nyonyodde Katonda tabyagala mu bulamu bwo ggwe asoma ekiwandiiko kino kakati. EKITAMBO kye kitukiriza ekikolimo ku bulamu bwaffe. Ekitambo kino kitega omukisa gwo n'oba nga tosobola kuva mu kikolimo kyolimu okugeza nga ekikolimo kyokuyiwa omusaayi, ekikolimo kyobwenzi, ekikolimo kyokunya omwenge ebikolimo ebyengeri ngezo. Bwetwogera ku Kitambo ekisooka mu birowoozo byaffe ky'ekitambo ekyokulya abantu. Ddala kituufu nnyo naye obadde omanyi nti waliwo ebitambo ebirala? Ebitambo bya mirundi mingi era ebimu ku byo byebino w'amanga; • Waliwo ekitambo eky'okulya abantu [somako mu kitabo ekitukuvu Zabbuli 53:4 ne 2 Bassekabaka 6:25-30] • Waliwo ekitambo ekyebisiyaga [somako mu ktabo ekitukuvu olubereberye 9:18ff] olabe gye kyava • Waliwo ekitambo ekyobwenzi • Waliwo ekitamba ekyobubbi nebirala bingi nga bwobilaba ku bantu. Ekitambo kino okifuna okuva ku njuuyi zombi; waliwo ekye nnyumba ya kitawo nekyennyumba ye bukojja. Manya bino ku kyebayita EKITAMBO[kyusa | edit source] Bwoba nga oloota obuuka mu bbanga obeera olina ekitambo. Bwoba nga oloota ente zikugoba, oloota abantu abafa nga baganda bo, bazadde bo. Bwobera n'ekitambo oluma enjala ezokungalo nozirya. Bwobera n'ekitambo omeketa amannyo buli lwewebaka. Bwoba oyagala okumanya ebisingawo ku kitambo nokukyenenya osobola okutukubira ku simu +256702362959 oba +256784309919 tukusomese EKITAMBO nengeri gyosobola okusabira obulamu bwo kikuveeko. --Asiimwe27 (talk) 13:17, 14 Gwakkumi 2014 (UTC)

EKITAMBO KINO KIRETA KI KU BULAMU BWO.[edit source]

  • Ekitambo ekyobwenzi kikuletera omugongo okukuluma.
  • Ekitambo kireta omwoyo w'okunyomebwa ku bulamu bwo, nga ggwe abantu bakunyoma mu byoyogera nebyokola.
  • Ekitambo kikuletako omwoyo w'okumanya nga ggwe omanyi buli kimu kye bayogerako naye nga tosobola kuteeka munkola ebyo byomanyi.
BUNO BUBONERO OBULAGA NTI OLIKO EKITAMBO OBA EKIKOLIMO EKY'OKUYIWA OMUSAAYI. 

  • Tewali akusaasira mu bulamu bwo.
  • Okola nnyo naye ofuna kitono.
  • Obaako okuganibwa okugeza mu kintu kyolimu nga abantu bakuwalana,bakwesittala.
  • Ogobebwa buli wamu kwegamba ofuuka e momboze.
  • Onyomebwa nga n'akaana akato ka kunyooma.
  • Buli sente gyokola ekuyita mungalo.

Wetegereze kino; Bwoba omukyala nogyamu olubuto era awo oba oyiye omusaayi.

BWOBA NGA OMANYI NTI BINOWAGGULU BIKULIKO OBA OLINA MUKWANO GWO NGA ABIRABIKA TUKUBIRE KU SSIMU +256784309919 OBA +256702362959 TUKUYIGIRIZE OKUSABA EKITAMBO N'OBULOGO BUKUVEEKO.

OKUKUNGULA OBUTIKO[edit source]

Obutiko bwamiruundi mingi obulimwa ate mulimu n'amakungula ga miluundi ebiri. Kati waliwo obutiko bw'ebiswa bwoba ogenda okukungula obutiko obulimwa mungeri eyo kijukire nti obutiko buno bwebutandika okukungulwa buli luvanyuma lwanaku satu. Naye tewerabira okubukungula nga ennaku satu ziweze kuba bujja kwononeka. Kukaswa obembulakokabembule bwomala okimegulako kukaswa okigabanya emirundi ebiri ekikofiira kitwalibwa butereevu mukatale. Wabula bino ebikira ebisigala tubiyuzayuza ne tubyanika kumpapula nga nyonjo naye ngakiri munyumba ate nga simukasana okufuna omutindo gwobutiko omunyunyutuvu.

OBUBAKA ERI ABALIMI BANANGE[edit source]

Abalimi banange enkuba erabika etandiise mbakubiriza oku genda tutegeke enimiro zaffe mu budde ku banga sizoni ewedde abamu teyatuyisa bulungi kasoli n'ebirime ebirara byafiira munimiro kale nekituletera okukola okufirwa.

Tugende tuteme ebinya bya kasooli nga mwanuwa kubanga lino ebanga ly'enkuba tono kubanga enkuba tugifunayo katono.

Ku nsonga eyo tusanye tu kole mangu ku banga binno bye biseera amawanga agatwetorodde nago mwegalimira era wano ebirime biba bingi ekyo kitegeeza nakatale kaba katono.

AKASAANA DDAGALA ERI ABALWADDE BA PULESA[edit source]

AKASAANA DDAGALA ERI ABALWADDE BA PULEESA Akasaana ddagala eri abalwadde aba Pulesa, omuntu yenna bwamala okukeberwa Abakuggu nebakizuula nti atawanyizibwa obulwadde bwa puleesa. Tolumwa mutwe genda kuttale onoonye akasaana,gagambulako ebipapajjo Byako,bisekule,yanika bwebimala okukala tabulanga mumazzi agokya Onywengako buli kiseera. Mpola mpola ojjakuterera. Ojja nakukekereza kunsimbi zewandiyonoonye mubujjanjabi

EMITI EGISINGA GYONNA MU UGANDA GIRIKO EDDAGALA[edit source]

EMITI EGISINGA GYONNA MUUGANDA GIRIKO EDDAGALA. emiti eminansi e uganda tugifunamueddagala lingi nyo atenga liwonya endwadde ezenjawulo era bwolikozeesa obulungi oyinza okuwonaendwadde eziba zikuluma. eddagala elimu oyinza okukozesa obuwunga bwojje mubikoOla,emilandila. .

OBULIMI BW’EMIYEMBE MU UGANDA[edit source]

                                   OBULIMI BW’EMIYEMBE MU UGANDA

Emiyembe kibala akiriibwa atenga kyetagibwa banamakolero Mu ggwanga ne wabweru walyo. Ekyo kitegeza nti akatale kagyo wekali Kasaava ate kangu nyo okufunika. Emiyembe myangu okulima nadala kumbera Y’obude ekyukakyuka mu Uganda kuba obutafananako Bimera birala, gyo tegikosebwa musana.

                                      KIKI EKYETAGIBWA NGA ONOSIMBA EMIYEMBE

1. Etakka,funa wa wonagisimba. 2. Manya bungi ki bwonasimba. 3. Nonya amagezi ku bulimi bw’emiyembe okuva mu bakuggu. 4. Ba mumalirivu ate olemereko. 5. Fuba nyo okukuma omutindo.

EBIZIBU EBIRI MUKULUNDA EMBIZZI[edit source]

EBIZIBU EBIRI MUKULUNDA EMBIZZI. 1.Zabeeyi okugulira emmere. 2.Ziwunya bubi era ziyonona no'muka gwetussa. 3.Zonoona ebirime by'[[abantu[[ bweziba nga zikutudde okuva ku muggwa. 4.Zisiiga abantu endwadde bwebalya ennyama yaazo nga teyidde bulungi [swayini fiva;] 5.Akatale kaazo katera okubula abalunzi olwono nebalemwa okwetusako bye baba bagala mu budde. 6.Balina ekizibu ky'embizzi ezitali kumulembe oba kiyite [poor breeds]. 7.Balina ne kizibu kye ddagala nti terirabika mu Mudduuma okusiinga eddagala lye bisolo. 8.Entambula nayo ebatawaanya okuzituusa we bazitundira mu butale . 9.Mu bitundu ebimu balina ekizibu kya amazzi nti matonoddala tegasobola kunywebwako mbizzi nabo okugakozesa..

ENTUNTUNU DDAGALA NNYO[edit source]

 ENTUNTUNU DDAGALA NNYO

Entuntunu ddagala nnyo eritangira n'okuvumula endwadde eziwerako omuli nomusujja, yona yamugaso okuva kukikola okutuka kumirandira. Omuzadde nkusaba osimbeyo ebikoolo ebisamusamu awaka,gwe n'abaana bo mugya ku bibala byentuntu ate onogengako eddagala.

Eri abalina akawuka kasilimu, gayanga yo ekikola kimu kimu buli lunaku ogyakwetangira endwadde nyingi eziyinza okukulumba.

Abajanjabisa obutonde bakizula entuntunu ddagala nnyo.

LWAKI ABANTU MU UGANDA BALWALA NNYO OMUSUJJA[edit source]

LWAKI ABANTU MU UGANDA BALWALA NNYO OMUSUJJA

Wano mu Uganda abantu bangi balwala omusujja mungi nnyo olwokuba nti tebamanyi nzijjanjaba yagwo olwokuba nga ate basobola okugujjanjaba ngoyita mu ddagala elyebimela byaffe. Nga banoga ebikola n'okusima emilandila era ebikola obiyenga n'ofumba nonywa era nemilandila osima n'ofumba nonywa.

Ddagala ki lyo sobola okozesa.

  1 Omuluuluza
  2 Kayaayana
  3 ebikola byawovakedo
  4 Makanyi
  5 EMILANDALA JAKASAANA.
  6 EBIKOLA BYOLUWAWU.

Awo nolyoka ofumba nonywa.kale lwaki omutu tawone musujja.

EBINYEBWA[edit source]

Ebinyebwa bye bimu ku birime ebijudde obuwomi awamu n'emigaso emingi.

Ebinyebwa okusinga tubitwala okuba enva era nga kumpi ku buli kikumi abantu kyenda mu mwenda babyetanira era babiwomerwa nnyo.

Ebinyebwa no bijudde emigaso njolo.

naye lero kanjogere ku ndabirira yabyonga bikuze. Ebinyebwa nga bikuze olina okubilabirila obuluingi kibisobozese okukula obulungi ate nokugejja. 1.Ebinyebwa ngabikuze olina okubikoola emilundi 2 mpaka lwebikula. 2.Ebinyebwa olina okusoka nobikulamu omuddo . 3.Oluvanyuma olina okubitemera ngawamala okubikoola kibisobozese okugejjaobulungi.

Ebinyebwa bikurila mumyezi mukagga nekilala olina okufiba okulaba nga wogenda okusimba ebinyebwa osose kukabalawo.

EBYAFAAYO BYA MBAZZI[edit source]

                                                            EBYAFAYO BYEKYALO MBAZZI

MBAZZI,MBAZZI ESANGIBWA MUMBAZZI PALISI/OMULUKA,MUDUUMA, MAWOKOTA,

              MPIGI DISITULIKITI,UGANDA.

EKIKULA KYAMBAZZI,

               MBAZZI KITUNDUNDUKYANSOZI,BIKKO,BUSERENGETO NE MISWETO.
                MBAZZI KYALO NAYE MUKYO MULIMU OBWALO OBUTONOTONO NGA 
                BWOBUGATA OLWO OFUNA EKYALOMBAZZI.
                               OBWALO OBWO OBUKOLAMBAZZI

1.SENENE. 2.LWAZZI. 3.KIBOOGO. 4.MBAZZI. 5.KUNDAGI. 6.MUTABA. 7.KIBAMITWE. 8.KAYUNGA. 9.KIKYAMENVU 1O.KAASA. 11.NSANVU.


           EBIMU KU BYAFAYO BYOBWALO OBWO OBUKOLA MBAZZI
                          [KWEKYAVA OKUTITIBWA ERINYA ELYO]
                                                            KUBAMITWE

OKUMPI NAWO, EDENYO WALINGAWO OLUBIRI,OLWAKULEMBERWANGA OMUSAJJA OMUKAMBWE ENYO DALA. OMUSAJJA OYO ABAJJA NGA OKUMUKYALIRANGA NGA BASAJJA YABABUUZANGA NTI MULABYE KUBASDAJJA BANGE NGAMUJJA.[ABASAJJA BEYATEGEZANGA ZALINGA NSEGA].BWEWAGAMBANGA NTI TOBALABYE OLWO NGAGAMBA ABAMBOWA BE NTI BAKUTWA,OLWO BASAJJA BE NGA BAKUTWA NGA BAKUTTA. YALINGA AYAGALA BWAKUBUUZA NTI BASAJJA BANGE OBALABYEKO,WALINANGA KUDAMU NTI MBALABYE BEYAGALA,OLWONGA GWE OWONA OKUGAJAMBULWA. ABANTU OLWO AKALO AKO NEBAKAKAZAKO ERINYA NTI ERI GYEBAKUBA KUMUTWE. KIWAALE OLWOKUBANGA ABANTU BABULINANGA MUKITUNDU KINO,ABABAWONDELANGA BASANGA NGOYE ZABWE MUKIFO KINO. ATERA OLWOKUBANGA ABATIBWA NGA BALINGA BASAJJA OKUSINGA, BANABWE ABABANONYANGA BASANGANGANYO EMPALE ZABAGENZI. ABATUZE EKIFO EKYO NEBAKAZAWO KIWAALE.

          ENSONGA ENDAL LWAKI KIWALE AYITIBWA KIWALE

OMWAMI OMU KUBAKUZA BASEKABAKA DAUDI CHWA 11,ONO NGA YE STANISIRASI MUGWANYA YALI ALAMBULA MAILO YE NGA EKOMA MU KITUNDU KINO,OLWOKUBA YALI AKOOYE,OLWAMALAKO ETTAKA LYE YASALAWO OKUJJAMU EKIWALE KYEYALAMBULIRAMU ETTAKA AKISIMBA KU KITI NGAKABONERO AKOBUTEERABIRA NSALO KIWALE

                                                    MUTTABA

MU KITUNDU KINO ENKUBA OLUTONYA NGAWALEGAMA ABIITABA, ATEERA OWO MUKIFO KINO WASENGAWO OMWAMI AMANNYAGE YE SSETABA MAYIKO,EMBERA ENO YONNA YALETERA EKIFO KINO OKUKAZIBWAKO NTI==MUTAABA== SSSSSS

== BYOBA OYAGALA OKULUUNDA ENKOKO EZENYAMA == BWOBA OYAGALA OKULUNDA ENKOKKO [ZENYAMA]]. 1.Bwobba oyagala okulundaenkokko zenyama,olina okubane kiyumba, 2.olinaokubanekapito atandika. 3.olinaokubanobude obunazirabirira.

ENNIMA EYO MULEMBE[edit source]

ENNIMA EYO MU LEEMBE Mu uganda tulina ebika bye nnima bingi bye tukozesa okusobola okufuna ekingi. Era nga mu byo mulimu nga zino wamanga. Abakozesaenkumbi ,tulakita ,awamu nennima endala nyingi nnyo ezetanilwa abalimi.

EKITOOKE MU UGANDA[edit source]

EKITOOKE MU UGANDA

Okulima ebitooke kimu mwoyinza okuyita okufuuka binojjo

  EMIGASO GYEBITOOKE

1 tufunako endagala 2 tufuna ne mere

  ENSIMBA

Bwoba ogenda kusimba bitooke goberela bino 1 Ekinnya kilina kuba nga kigazi ate nga kiwanvu 2 Ngomazze okusima ekinnya teekamu obusa okumala wiki 3 nga obutabudde nettaka mukinnya 3 Nga wiki 3 ziyiseewo takula mukinya muli mwewatabulira obusa akatuli nga kawanvu otekemu endu

   ENDABILIRA

Ekitooke ngakiwezezza endagala taano tandikilawo kubika ntenbu Ekitooke tekilina kubelako ssanja Tokikiliza kuberako mpumumpu Ekitooke kirekeko endukusa 3 kikisobozese okuusa amatooke amanene Ekitooke bwekiba nga kilumbuddwa obulwadde kisigulemu mangu nga tekinayongera kubusasanya Wewale okufuyila mulusuku ne ddagala okugeza nga 2FOD kuba wabulabenyo asoborela ddala okusannyawo amangu ddala SSEMBALIRWA NICHOLAS okusinzira ku mulimi omukugu oku ku kyaalo MBAZZI bwanyonyola

EMBEERA Y'OBUDDE MU UGANDA[edit source]

Ensi Uganda Katonda ya gituwesa ddembe kubanga ebeera y'obudde nga etweyagazza kubanga bwotambula mu nsi endala balina embera y'obudde enzibu kubanga bweba nkuba ebayisa bubi ate bwe guba musana ete guyaka nnyo mubutufu n'olaba nga ddala Uganda yagituweesa ddembe.

Wano mu Uganda omuntu omulimi akeera kumakya nakwata enkubi nagenda asimba emeere mu ttaka mu butufu emere nekula nga omulimi tatawannye na kufukirira era mwatu nekula bulingi bwatyo naffuna mu emmere oba akasente.

Ffe mu Uaganda tulina sizoni biri era zino tuzetegekera bwetutyo netulima awatali kwelalikirira kwona.

Wabula enaku zinno embera y'obudde egenda ekyuuka kubanga enkuba enaku zinno tekyategerekeka nolwekyo omulimi mu Uganda alina okwetegereza kino kubanaga olulima olusenbyeyo tufiridwa nnyo ebirime okusingira ddala kasooli, ensujju, entula nebirara.

OMUKUTU GWA WIKIPEDIA[edit source]

Omukutu gwa wikipedia mu Uganda mu butufu gutuyambye nnyo kubanga gutuyunga ku bantu bangi abenjawulo era nga mu kyo gutuyamba okufuna amagezi agenjawulo ekyo nekituyamba okufuna enkulakulana ey'omugundo.

Okugeza kati nga ffe abalimi tugwenyumirizaamu nnyo kubanga gusobodde okutusobozesa okumanya enima ezenjawulo kubanga tufuna amagezi okuva mubanaffe abalimi abalala era amagezi getufuna okuva mu bo netusobola okugakozesa era negatuyamba.

WIKIPEDIA etumbudde abalimi kubanga natasooma asobola okugenda ku compyuta nabuza kyayagala okumannya era nakifuna awatali kufuna amuvunulira wabula nga abuza kyabuza mululimi lwamanyi era naddibwamu mululimi lwamannyi.

Kale awo nkubiriza ba na Uganda mukozese nnyo omukutu gunno gugenda kukyusa obulamu bwamwe. WIKIPEDIA yajja okuyamba gwe ayerarikirira nti tewasoma awamu noyo eyasoma naye nga ayagala okukyusa obulamu bwe era akulakulane.

OWALERO[edit source]

Olwalero nga 24/02/2015 abanene ba wikipedia batukyalidde wano mugwanga era kati tuli mu confulensi nga tweyongra okuyiga ku mukutu ogwa wikipedia.

era kati tugezako okwongra okusoma y'okwongera okukyusa embeera zabavubuka awamu na buli muntu yenna bu Uganda.

MASAKA[edit source]

Masaka kyekimu ku bitundu bya uganda ebisinga okulimaemmwanyi, waddenga emilundi ejisinga ekilime kino kigenda kisereba olwensonga zino wammanga, okukendeera kwobujimu mutaka,okulumbibwa endwadde ezikaza emmwaanyi nebilala

EMBWA[edit source]

Embwa kye kimu ku bisoro ebyasooka okuluundibwa omuntu anti ebyafaayo byonna biraga nti ensolo eno bweyajjanga okulya ku nyama omuntu gyeyabaanga asuude oba amagumba yafuukira ddala mukwano gw'omuntu nabuli kati.Embwa ya mugaso ddala anti ekuuma awaka era ye musirikale atasasulwa ate era omweesigwa.Embwa ezaala obubwa obuto wakati w'akamu n'ekumi.Okuzaala kw'ebwa omuganda akuyita kubwaagula.

OMUGANDA NEBIKA[edit source]

Obwakabaka bwabuganda buyina ebika ebyenjawulo omuli bino wammanga , ekkobe,envubu omusu wamu nebirala binji. bino okuteekebwaawo kwaabyo kwagendererwaamu okukuuma empisaa wamu nennono mubwakabaka.era ebika bino biyamba abaantu obutawasanganakubanga buli alimukikaakyo aba mugandawo era nga kabaka yentabiro yebika byonna.

BANKA[edit source]

Banka by'ebitongole ebiteereka ensimbi zaffe.Wano mu Uganda banka zaatandika dda ku mulembe nga abayindi ba katuuka wano.Abayindi abaatandika enkola ya banka wano mu Uganda baayitibwanga ba Banyani.Abayindi bano baawolanga abantu ensimbi ne bazizza n'amagoba ate era nga n'okuteereka baterekera abantu ensimbi zaabwe.Enkola za banka zizze zikula mu ggwanga lino Uganda anti emabegako abantu baalinanga butabo nga bwe bagenda nabwo mu Banka okutereka n'okuggyayo ensimbi.Wano kati ate banka zaavaawo era kati omuntu teyeetaaga katabo wabula ka kaadi akayitibwa ATM omuntu kaateeka mu kyuuma n'anyiga ennamba ye ey'ekyama eba yamuweebwa nga aggulawo akaawunta mu banka olwo no n'ojjayo oba okuteekayo ensimbi.Banka era ziwoola abantu ensimbi ne ku mulembe guno era ziyaambye nnyo abantu mu nkulaakulana.

OKUYIGGA MUBUGAAND[edit source]

Okuyigga mubuganda olubereberye kwatwaalibwa nga omulimu, era nga kwakolebwanga mussajja.A bassajjaa abenjawulo bakungaana nga baliwamu nembwaa zaabwe, wamu nentuulaawo nebolekera ensikogyebaabeera bazize ensolo.awo abassajja abamu baba baweerela abalala nga bagumbye namafumu okumpinulutuula ngabalinda okufumita ensolo awo nengabana yenyama esinziira kumulimu buli muyizzi gweyakoze omuli, "ensikya", "enkoggo", "akaago" nebilala.

Template:Pp-pc1

Rainwater capture and storage system at the Monterrey Institute of Technology and Higher Education, Mexico City.
A cistern for rainwater storage

okukungula amazzi g'enkuba kwekutega n'okukunganya amazzi g'enkuba okugakozesa mu bintu ebyenjawuli era n'okugafunamu so sikugaleka kugenderea bwerere. Era nga gano tugakosesa mu malimiro, okukola awaka, amazzi g'okufukirira, okuwa e bisolo okunywa era n'okujanjabibwa obulungi era n'okukozesa munda mu mayumba okugeza nga mu binabiiri ne toilets z;omunda ne birara. Mubitundi ebisinga amazzi gakunganyizibwa ne gagenda mu binya bye bategese obulungi mwe gasobolera okwesengejja. Amazzi agakunganyizidwa gasobora okukola nga amazzi g'okunywa era n'okutereka era n'emirimu emira nga okufukirira ebirime.

Emigaso oba ebirungi[edit source]

Amazzi g'enkuba ganno malungi nnyo nti wano oba ogekozeseza nga tolina akusoloza era munsi ziri ezakula edda gatwalibwa nga enyongereza kwago gebafuna mu gavumenti. Mukyeya oba n'amazzi, era kiyambako n'okukendeza amazzi ag'omujuzo mu biffo ebye kiko nga Bwayise, era kikendeza n'omujuzo ku nzizi zaffe ekisobozesa amazzi okuba muluzi nga malungi. Kiyambako nti amazzi gaberawo obudde bwona wo galira. Enkola eno eyokukozesa amazzi g'enkuba agategedwa mu nkola y'ebibuga kiyambako ku gavument engeri gye werezamu amazzi era kino kiyamba mwembi ekitongole kyamazzi nawe agakozesa. era n'okwonona amazzi kukendera kubanga amazzi gaba mayonjo nga gayita bulungi mu paipu nga tegetaga kusamu manyi mangi okugatambuza nga sewer system.[1]

References[edit source]

  1. Behzadian, k; Kapelan, Z (2015). "Advantages of integrated and sustainability based assessment for metabolism based strategic planning of urban water systems". Science of The Total Environment (Elsevier). 527-528: 220–231. doi:10.1016/j.scitotenv.2015.04.097. 

OKUKUNGANYA AMAZZI G'ENKUBA[edit source]

Template:Pp-pc1

Rainwater capture and storage system at the Monterrey Institute of Technology and Higher Education, Mexico City.
A cistern for rainwater storage

okukungula amazzi g'enkuba kwekutega n'okukunganya amazzi g'enkuba okugakozesa mu bintu ebyenjawuli era n'okugafunamu so sikugaleka kugenderea bwerere. Era nga gano tugakosesa mu malimiro, okukola awaka, amazzi g'okufukirira, okuwa e bisolo okunywa era n'okujanjabibwa obulungi era n'okukozesa munda mu mayumba okugeza nga mu binabiiri ne toilets z;omunda ne birara. Mubitundi ebisinga amazzi gakunganyizibwa ne gagenda mu binya bye bategese obulungi mwe gasobolera okwesengejja. Amazzi agakunganyizidwa gasobora okukola nga amazzi g'okunywa era n'okutereka era n'emirimu emira nga okufukirira ebirime.

Emigaso oba ebirungi[edit source]

Amazzi g'enkuba ganno malungi nnyo nti wano oba ogekozeseza nga tolina akusoloza era munsi ziri ezakula edda gatwalibwa nga enyongereza kwago gebafuna mu gavumenti. Mukyeya oba n'amazzi, era kiyambako n'okukendeza amazzi ag'omujuzo mu biffo ebye kiko nga Bwayise, era kikendeza n'omujuzo ku nzizi zaffe ekisobozesa amazzi okuba muluzi nga malungi. Kiyambako nti amazzi gaberawo obudde bwona wo galira. Enkola eno eyokukozesa amazzi g'enkuba agategedwa mu nkola y'ebibuga kiyambako ku gavument engeri gye werezamu amazzi era kino kiyamba mwembi ekitongole kyamazzi nawe agakozesa. era n'okwonona amazzi kukendera kubanga amazzi gaba mayonjo nga gayita bulungi mu paipu nga tegetaga kusamu manyi mangi okugatambuza nga sewer system.[1]

References[edit source]

  1. Behzadian, k; Kapelan, Z (2015). "Advantages of integrated and sustainability based assessment for metabolism based strategic planning of urban water systems". Science of The Total Environment (Elsevier). 527-528: 220–231. doi:10.1016/j.scitotenv.2015.04.097. 

OKUKONGOLA KASOOLI[edit source]

Edda mumyaka egy'ensanvu n'egyekinaana (1970s to 1980s) kasooli twali tumukongoza ngalo okuva ku ndebe npaka ku kutiiya, olusi nga bwaba mungi kangambe ekutiya emu kubiti n'okweyongerayo twakozesanga miggo nga ali mukutiya n'okuba okutuusa bwava ku bikongoliro

Okukongola n'engalo[edit source]

kyatwalanga obudde bungi kasooli okuva ku bikongoloro nga okozesa engalo nga ogya kugyako mpeke ku mpeke emu kwemu ekyavirangako engalo okufuna amabavu.

Olw'obulumi obwavanga ku mabavu abantu kyabawaliriza nga okuwumula ebanga eddene nga nga tebakongola, okufuna obujanjabi kubiwundu oba obulumi bwengalo okuweweramuko.

Kino ate kyatalanga obudde bungi okukongola kasooli okuwera.

Ebirungi[edit source]

Mpozi ekirungi kugyo kasooli yali tabeeramu kasaniko nakamu era nga abera munyirivu era tewabanga manyi malala gatekebwamu kuwewa.

Olwokuba tewalinga kyakukola ng'ogguma okutusa bwomala.

Kyayamba nga omuntu okuba nga oli muzza nganda oba okuba omuntu wabantu kikuyambe okufuna abantu abakukwasizangako mu biseera eby'okukongola.

Mukino kyaleteranga abantu okuzaala ennyo olwokwagala okufuna omuwendo gw'abantu abango mu maka gabwe balyoke bangange ebizibu by'emirimu nga egyo okugeza okukongola kasoli nebirara.

Okukuba kasoli nga mukutiya kyalinga kyangu okusingako ekyokukongola n'engalo lwaki?

  nga ofuna ekutiya etaliko kituli kyonna n'otekamu kasooli akaze obulungi kubikongoliro nomutekamu nga wakigero nosibako awo oluvanyuma nolyoka otandika okukuba n'omuggo. Era wano wakubanga kasooli ono nga bwokyusa eludda olulara olwekutiya emirundi egiwerako nga nti oyagala buli wamu wakubwe era awo n'omugyamu eyasigalangako kubikongoliro awo ab'engalo nga ba mukongola okumumalako.

Ebibi[edit source]

Kasooli w'okukuba mu kutiya yasigalangako kubikongoliro so nga ate wakudibwamu okukongolwa ab'engalo.

Yasigalangamu obukongoliro obukutusekutuse nga bwakuwewa

Ebyobyona nga bitwala obudde bungi.

MAKERERE Y'AKUBIRI KU SSEMAZINGA[edit source]

Ku ssemazinga wa Africa ssettendekero Makerere ekyeriisa nkuuli mu by'okusomesa n'okunoonyereza.

Okusinziira ku kunoonyereza okuggya, Makerere esibidde mu kifo kya kubiri mu zi ssematendekero ezisinga mu ssemazinga wa Africa.

Kino kiddiridde abakugu okuva mu Makerere okweyongera mu nsi zonna naddala mu Africa.

OBUKULU BWA SENGA MU BUGANDA[edit source]

Senga ye mukyala azaalibwa ne kitaawo era ng'oggyeeko eky'okuba mwannyina wa kitaawo, senga alina emigaso mingi. Tuyinza okumenyayo egimu kuggyo.

    1. Nazikuno nga senga y'alabira muwala wa mwannyina omusajja gw'agenda okufumbirwaera n'amuteekateeka bulungi asobole okyingira obulamu obulala bw'aba agendamu##
    2. Senga y'avuma omugole ng'agenda mu bufumbo##
    3. Y'amalawo amawemukirano ng'omuwala abadde afunidde olubuto ku lujja##

N'olwekyo senga aba muntu mukulu nnyo naddala wano mu Buganda atasaanye kuyisibwamu maaso.

OMUTIMA OMUGUMU[edit source]

Ebiseera bingi tuyita mu kugezesebwa okwenjawulo, naye okugezesebwa kuno abamu bawangula ate abalala ku banafuya nebaggwamu essuubi era okukakkana nga ku bamezze. Naye, wali webuzizaako lwaki abamu bawangula mu kugezesebwa kuno ate abalala balemererwa ! Abangi kubano bafuba nga bwe basobola okulaba nti bawangula . Abantu bekika kino baba n’essuubi , balina emitima emigumu ne wankubadde nga oluusi batuuka mu mbeera ebaleetera okutondewalirwa naye baba nga abali mutulo era emitima gyabwe giba giringa egonze nayebasigala begumya era kya ddaaki basissimuka omulundi gumu ate nebaddamu okuguma bupya, kino kizza bupya essuubi lyabwe

ENSIGO ZA KIYA (CHIA)[edit source]

Template:Erinya lisibuka mu Italy Template:Nga kyefananyirizako ekirime ekimanyidwa nga"chia" Template:Use dmy dates Template:Taxobox

Chia seeds

Salvia hispanica, commonly known as chia (Template:IPAc-en), kino kyekimu kubiribe ebimulisa ekimuli mu kika kya mint family, Lamiaceae, era nga kisinga ku manyika nnyo mu masekatti ne mu maserengeta ga Mexico awamu ne mu Guatemala.[1] The sixteenth-century Codex Mendoza ekyo kikakasiza ddala nga ekyo kirime cultivated by the Aztec in pre-Columbian times; era banabya nfuna ne banabyafaayo bakisala nga mu butufu ekirime kino kiringa era kya mugaso nga Kasooli era nga ekirime "mmere". Era kawebwanga you eri abamatwale buli luvanyuma lwa mwaka nga ekiwebwayo mu myaka gya 21 egya 38 aztec provincial state..[2] Era ekirime kino "chia" oba ensigo za kiya zikyakozesebwa mu mu mawanga ga Paraguay, Bolivia, Argentina, Mexico, and Guatemala ku byokunya ebijuude ebiriisa era nga emmere.[3][4]

Etymology[edit source]

The word "chia" is derived from the Nahuatl word chian, meaning oily.Template:Ref label

S. hispanica is one of two plants known as chia, the other being Salvia columbariae, commonly known as golden chia.

Description[edit source]

Chia is an annual herb growing up to Template:Convert tall, with opposite leaves that are Template:Convert long and Template:Convert wide. Its flowers are purple or white and are produced in numerous clusters in a spike at the end of each stem.[5] Chia is hardy from USDA Zones 9–12. Many plants cultivated as S. hispanica, in fact, are S. lavandulifolia.[6]

ENSIGO[edit source]

Template:Nutritionalvalue

Chia is grown commercially for its seed, a food that is rich in omega-3 fatty acids, since the seeds yield 25–30% extractable oil, including α-linolenic acid. Of total fat, the composition of the oil may be 55% ω-3, 18% ω-6, 6% ω-9, and 10% saturated fat.[7]

Typically, chia seeds are small ovals with a diameter of approximately Template:Convert. They are mottle-colored with brown, gray, black, and white. The seeds are hydrophilic, absorbing up to 12 times their weight in liquid when soaked. While soaking, the seeds develop a mucilaginous coating that gives chia-based beverages a distinctive gel texture.

Chia (or chian or chien) has mostly been identified as Salvia hispanica L. Today, chia is grown and consumed commercially in its native Mexico, as well as in Bolivia, Argentina, Ecuador, Nicaragua, Guatemala, and Australia.[8] New patented varieties of chia have been developed in Kentucky for cultivation in northern latitudes of the United States.[9]

Nutrient content and food uses[edit source]

A 100-gram serving of chia seeds is a rich source of the B vitamins, thiamine, and niacin (54% and 59%, respectively of the Daily Value (DV), and a good source of the B vitamins riboflavin and folate (14% and 12%, respectively). The same amount of chia seeds is also a rich source of the dietary minerals calcium, iron, magnesium, manganese, phosphorus, and zinc (more than 20% DV) (table).

In 2009, the European Union approved chia seeds as a novel food, allowing chia to be 5% of a bread product's total matter.[10]

Chia seeds may be added to other foods as a topping or put into smoothies, breakfast cereals, energy bars, granola bars, yogurt, tortillas, and bread. They also may be made into a gelatin-like substance or consumed raw.[11][12][13][14] The gel from ground seeds may be used to replace as much as 25% of the egg content and oil in cakes while providing other nutrients.[15] Chia seed (tokhm-e-sharbatī, meaning "beverage seed") is used to prepare a sharbat (cold beverage) in Iran.Template:Citation needed

Mexican agua fresca made of chía

Preliminary health research[edit source]

Although preliminary research indicates potential health benefits from consuming chia seeds, this work remains sparse and inconclusive.[16] In a recent (2015) systematic review, most of the studies did not demonstrate a statistically significant effect of chia seed consumption on cardiovascular risk factors in humans.[17]

Drug interactions[edit source]

No evidence to date indicates consuming chia seeds has adverse effects on or interactions with prescription drugs.[16]

Mesoamerican usage[edit source]

Drawing from the Florentine Codex showing a Salvia hispanica plant[2]

S. hispanica is described and pictured in the Mendoza Codex and the Florentine Codex, sixteenth-century Aztec codices created between 1540 and 1585. Both describe and picture S. hispanica and its use by the Aztec. The Mendoza Codex indicates that the plant was widely cultivated and given as tribute in 21 of the 38 Aztec provincial states. Economic historians suggest that it was a staple food that was used as widely as maize.[2]

Aztec tribute records from the Mendoza Codex, Matrícula de Tributos, and the Matricula de Huexotzinco (1560)—along with colonial cultivation reports and linguistic studies—give detail to the geographic location of the tributes, and provide some geographic specificity to the main S. hispanica-growing regions. Most of the provinces grew the plant, except for areas of lowland coastal tropics and desert. The traditional area of cultivation was in a distinct area that covered parts of north-central Mexico, south to Nicaragua. A second and separate area of cultivation, apparently pre-Columbian, was in southern Honduras and Nicaragua.[18]

Cultivation[edit source]

Climate and growing cycle length[edit source]

The growing cycle length for chia varies over cultivation locations and is influenced by elevation.[19] For production sites located in different ecosystems in Bolivia, Argentina, and Ecuador, growing cycles are between 100–150 days in duration.[20] Accordingly, commercial production fields are located in the range of 8–2200 m altitude across a variety of ecosystems ranging from tropical coastal desert, to tropical rain forest, and inter-Andean dry valley.[20] In northwestern Argentina, a time span from planting to harvest of 120–180 days is reported for fields located at elevations of 900–1500 m.[21]

S. hispanica is a short-day flowering plant,[22] indicating its photoperiodic sensitivity and lack of photoperiodic variability in traditional cultivars, has limited commercial use of chia seeds to tropical and subtropical latitudes until 2012.[23] Now, traditional domesticated lines of S. hispanica can be grown in temperate zones at higher latitudes in the United States.[22] In Arizona or Kentucky, seed maturation of traditional chia cultivars is stopped by frost before or after flower set, preventing seed harvesting.[22] Advances in plant breeding during 2012, however, led to development of new early-flowering chia genotypes proving to have higher yields in Kentucky.[23]

Seed yield and composition[edit source]

Seed yield varies depending on cultivars, mode of cultivation, and growing conditions by geographic region. For example, commercial fields in Argentina and Colombia vary in yield range from 450 to 1250 kg/ha.[21][24] A small-scale study with three cultivars grown in the inter-Andean valleys of Ecuador produced yields up to 2300 kg/ha, indicating that favorable growing environment and cultivar interacted to produce such high yields.[19] Genotype has a larger effect on yield than on protein content, oil content, fatty acid composition, or phenolic compounds, whereas high temperature reduces oil content and degree of unsaturation, and raises protein content.[25]

Soil, seedbed requirements, and sowing[edit source]

The cultivation of S. hispanica requires light to medium clay or sandy soils.[26] The plant prefers well-drained, moderately fertile soils, but can cope with acid soils and moderate drought.[23][26] Sown chia seeds need moisture for seedling establishment, while the maturing chia plant does not tolerate wet soils during growth.[23]

Traditional cultivation techniques of S. hispanica involve soil preparation by disruption and loosening followed by seed broadcasting.[27] In modern commercial production, a typical sowing rate of 6 kg/ha and row spacing of 0.7–0.8 m usually is applied.[21]

Fertilization and irrigation[edit source]

S. hispanica can be cultivated under low fertilizer input, using 100 kg nitrogen per hectare or in some cases, no fertilizer is used.[22][24]

Irrigation frequency in chia production fields may vary from none to eight irrigations per growing season, depending on climatic conditions and rainfall.[24]

Genetic diversity and breeding[edit source]

The wide range of wild and cultivated varieties of S. hispanica are based on seed size, shattering of seeds, and seed color.[28][29] Seed weight and color have high heritability, with a single recessive gene responsible for white color.[29]

Diseases and crop management[edit source]

Currently, no major pests or diseases affect chia production.[26] Essential oils in chia leaves have repellant properties against insects, making it suitable for organic cultivation.[23] Virus infections, however, possibly transmitted by white flies may occur.[30] Weeds may present a problem in early development of the chia crop until its canopy closes, but because chia is sensitive to most commonly used herbicides, mechanical weed control is preferred.[23]

Decorative and novelty uses[edit source]

Template:Main article

Chia covered figurine

During the 1980s in the United States, the first substantial wave of chia seed sales was tied to Chia Pets. These "pets" come in the form of clay figures that serve as a base for a sticky paste of chia seeds; the figures then are watered and the seeds sprout into a form suggesting a fur covering for the figure. About 500,000 chia pets a year are sold in the U.S. as novelties or house plants.[31]

See also[edit source]

References[edit source]

Template:Commons category

  1. "Salvia hispanica L.". Germplasm Resources Information Network. United States Department of Agriculture. 2000-04-19. Retrieved 21 March 2012. 
  2. 2.0 2.1 2.2 Cahill, Joseph P. (2003). "Ethnobotany of Chia, Salvia hispanica L. (Lamiaceae)". Economic Botany 57 (4): 604–618. doi:10.1663/0013-0001(2003)057[0604:EOCSHL]2.0.CO;2. 
  3. Kintzios, Spiridon E. (2000). Sage: The Genus Salvia. CRC Press. p. 17. ISBN 978-90-5823-005-8. 
  4. Stephanie Strom (November 23, 2012). "30 Years After Chia Pets, Seeds Hit Food Aisles". New York Times. Retrieved 26 November 2012. era ensigo zino zigatibwa mu byokunya nga ebibala, obwokulya obutonotono, era abamu babugata mu migaati olwono ne bongeramu ekirWhole and ground chia seeds are being added to fruit drinks, snack foods and cereals and sold on their own to be baked into cookies and sprinkled on yogurt. ... 
  5. Anderson, A.J.O. and Dibble, C.E. "An Ethnobiography of the Nahuatl", The Florentine Codex, (translation of the work by Fr. Bernardino de Sahagún), Books 10–11, from the Period 1558–1569
  6. Mark Griffiths, Editor. Index of Garden Plants. (Portland, Oregon: Timber Press, 2nd American Edition, 1995.) ISBN 0-88192-246-3.
  7. USDA SR-21 Nutrient Data (2010). "Nutrition facts for dried chia seeds, one ounce". Conde Nast, Nutrition Data. 
  8. Dunn C (25 May 2015). "Is chia the next quinoa?". The Sydney Morning Herald. Retrieved 13 February 2016. 
  9. Cheryl Kaiser, Matt Ernst (February 2016). "Chia" (PDF). University of Kentucky, College of Agriculture, Food and Environment, Center for Crop Diversification Crop Profile. Retrieved 13 February 2016. 
  10. "Commission Decision of 13 October 2009 authorising the placing on the market of chia seed (Salvia hispanica) as a novel food ingredient under Regulation (EC) No 268/97 of the European Parliament and of the Council (L294/14) 2009/827/EC". The European Union. 11 November 2009. pp. 14–15. 
  11. "Chewing Chia Packs A Super Punch". NPR. Retrieved 18 October 2012. 
  12. Albergotti, Reed. "The NFL's Top Secret Seed". Wall Street Journal. Retrieved 19 October 2012. 
  13. Trujillo-Hernández, C.A.; Rendón-Villalobos R.; Ortíz-Sánchez A.; Solorza-Feria J. (2012). "Formulation, physicochemical, nutritional and sensorial evaluation of corn tortillas supplemented with chia seed (Salvia hispanica L.)" (PDF). Czech Journal of Food Science 30 (2): 118–125. 
  14. Costantini, Lara; Lea Lukšič; Romina Molinari; Ivan Kreft; Giovanni Bonafaccia; Laura Manzi; Nicolò Merendino (2014). "Development of gluten-free bread using tartary buckwheat and chia flour rich in flavonoids and omega-3 fatty acids as ingredients". Food Chemistry 165: 232–240. ISSN 0308-8146. doi:10.1016/j.foodchem.2014.05.095. Retrieved 2014-10-09. 
  15. Borneo R, Aguirre A, León AE (2010). "Chia (Salvia hispanica L) gel can be used as egg or oil replacer in cake formulations". J AmDietAssoc 110 (6): 9469. PMID 20497788. doi:10.1016/j.jada.2010.03.011. 
  16. 16.0 16.1 Ulbricht C, et al. (2009). "Chia (Salvia hispanica): a systematic review by the natural standard research collaboration". Rev Recent Clin Trials 4 (3): 168–74. PMID 20028328. doi:10.2174/157488709789957709. 
  17. de Souza Ferreira C, et al. (2015). "Effect of chia seed (Salvia hispanica L.) consumption on cardiovascular risk factors in humans: a systematic review". Nutr Hosp 32 (5): 1909–18. PMID 26545644. doi:10.3305/nh.2015.32.5.9394. 
  18. "A second apparently pre-Columbian cultivation area is known in southern Honduras and Nicaragua."Jamboonsri, Watchareewan; Phillips, Timothy D.; Geneve, Robert L.; Cahill, Joseph P.; Hildebrand, David F. (2011). "Extending the range of an ancient crop, Salvia hispanica L.—a new ω3 source". Genetic Resources and Crop Evolution (Springer). Online First: 171–178. doi:10.1007/s10722-011-9673-x. 
  19. 19.0 19.1 Ayerza (h), Ricardo; Wayne Coates (2009). "Influence of environment on growing period and yield, protein, oil and α-linolenic content of three chia (Salvia hispanica L.) selections". Industrial Crops and Products 30 (2): 321–324. ISSN 0926-6690. doi:10.1016/j.indcrop.2009.03.009. Retrieved 2014-09-29. 
  20. 20.0 20.1 Ayerza, Ricardo (2009). "The Seed’s Protein and Oil Content, Fatty Acid Composition, and Growing Cycle Length of a Single Genotype of Chia (Salvia hispanica L.) as Affected by Environmental Factors". Journal of Oleo Science 58 (7): 347–354. doi:10.5650/jos.58.347. 
  21. 21.0 21.1 21.2 Coates, Wayne; Ayerza, Ricardo (1998). "Commercial production of chia in Northwestern Argentina". Journal of the American Oil Chemists' Society 75 (10): 1417–1420. doi:10.1007/s11746-998-0192-7. Retrieved 2014-10-08. 
  22. 22.0 22.1 22.2 22.3 Jamboonsri, Watchareewan; Timothy D. Phillips; Robert L. Geneve; Joseph P. Cahill; David F. Hildebrand (2012). "Extending the range of an ancient crop, Salvia hispanica L.—a new ω3 source". Genetic Resources and Crop Evolution 59 (2): 171–178. doi:10.1007/s10722-011-9673-x. Retrieved 2014-09-29. 
  23. 23.0 23.1 23.2 23.3 23.4 23.5 Template:Cite conference
  24. 24.0 24.1 24.2 Coates, Wayne; Ricardo Ayerza (1996). "Production potential of chia in northwestern Argentina". Industrial Crops and Products 5 (3): 229–233. doi:10.1016/0926-6690(96)89454-4. Retrieved 2014-10-08. 
  25. Ayerza (h), Ricardo; Wayne Coates (2009). "Some quality components of four chia (Salvia hispanica L.) genotypes grown under tropical coastal desert ecosystem conditions". Asian Journal of Plant Sciences 4 (8): 301–307. ISSN 1682-3974. 
  26. 26.0 26.1 26.2 Muñoz, Loreto A.; Angel Cobos; Olga Diaz; José Miguel Aguilera (2013). "Chia Seed ( Salvia hispanica ): An Ancient Grain and a New Functional Food". Food Reviews International 29 (4): 394–408. doi:10.1080/87559129.2013.818014. Retrieved 2014-10-07. 
  27. Cahill, Joseph P. (2005). "Human Selection and Domestication of Chia (Salvia hispanica L.)". Journal of Ethnobiology 25 (2): 155–174. ISSN 0278-0771. doi:10.2993/0278-0771(2005)25[155:HSADOC]2.0.CO;2. Retrieved 2014-09-29. 
  28. Cahill, J. P. and B. Ehdaie (2005). "Variation and heritability of seed mass in chia (Salvia hispanica L.)." Genetic Resources and Crop Evolution 52(2): 201-207. doi: 10.1007/s10722-003-5122-9. Retrieved 2014-11-29
  29. 29.0 29.1 Cahill JP, Provance, MC (2002). "Genetics of qualitative traits in domesticated chia (Salvia hispanica L.)". Journal of Heredity 93 (1): 52–55. PMID 12011177. doi:10.1093/jhered/93.1.52. Retrieved 2014-11-29. 
  30. Celli, Marcos; Maria Perotto; Julia Martino; Ceferino Flores; Vilma Conci; Patricia Pardina (2014). "Detection and Identification of the First Viruses in Chia (Salvia hispanica)". Viruses 6 (9): 3450–3457. ISSN 1999-4915. doi:10.3390/v6093450. Retrieved 2014-12-02. 
  31. Chia Pet | Arts & Culture | Smithsonian Magazine. Smithsonianmag.com. Retrieved on 2014-04-26.

Template:Cereals

Template:Authority control

Warning: Default sort key "Salvia Hispanica" overrides earlier default sort key "Rainwater Harvesting".

EKIRIME CHIA[edit source]

CHIA kirime kirungi nnyo naddala ensigo nungi nnyo nnyo okusingira ddala eri abatambula