Tarsis Orogot

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Tarsis Gracious Orogot yazalibwa mu mwezi ogw'ekuminoogumu nga 24 mu 2002 nga munayuganda omudusi w'emisinde gy'akafubutuko.[1]

Orogot yafuna obumannyirivu bwe obwaali busooka mu mpaka z'ensi yonna mu 2021 bweyamalira mu kifo eky'okuna mu kudduka mita 200 ezaali ez'abali wansi w'emyaka 20 mu Nairobi ng'addukiddewo sekonda 20.57 n'atekawo likodi ya Uganda mu kutendera gw'oluzannya oludirira olw'akamalirizo ne sekonda 20.37. Yatuuka nekuluzannya oludirira olw'akamalirizo mu misinde gya mita 100 gyebamugiramu ng'addukidde sekonda 10.37. Yakiikirira Uganda mu mpaka za World Athletics Championships eza 2022.[2]

By'asinzemu ng'omuntu[kyusa | edit source]

  • 100 m: 10.35s (+1.4 m/s), nga 1 mu mwezi ogw'omusanvu e Nairobi (likodi ya Uganda)
  • 200 m: 20.32 s (-0.1 m/s), nga 8 ogw'omukaaga 2022 mu Eugene (likodi ya Uganda)

References[kyusa | edit source]

  1. {{cite web}}: Empty citation (help)https://rolltide.com/sports/xctrack/roster/tarsis-orogot/8047
  2. {{cite web}}: Empty citation (help)https://web.archive.org/web/20221112092441/https://ugsports.net/ugandas-tarsis-orogot-storms-200m-semifinals-world-athletics-championships-oregon/?utm_source=rss&utm_medium=rss&utm_campaign=ugandas-tarsis-orogot-storms-200m-semifinals-world-athletics-championships-oregon