Jump to content

User:Mugunga john

Bisangiddwa ku Wikipedia

Bold text NAKASIGIRWA EKigambo nakasigirwa mu kikolwa okusigira okusigira kitegeeza okukiikirira ate nga kino kitegeeza ekyo ekibeerawo mu kifo kye kintu ekirala.

Nolwekyo nakasigirwa bwe bugambo oba obuyingo bwonna obukozesebwa mu sentensi nga bukiikirira amannya. Kwekugamba nti ebigambo bino oba ennyingo zino ziyimirira oba ziteekebwa mu bifo ewandibadde amannya.

Kale nno tuyinza okugamba nti nakasigirwa ye musigire w'erinnya.

EBIKA BYA NAKASIGIRWA

Nakasigirwa zigwa mu bika ebyenjawulo era nga bye bino: