Jump to content

User talk:Ssemmanda will

Page contents not supported in other languages.
Tandikawo emboozi endala
Bisangiddwa ku Wikipedia
Latest comment: 21 hours ago by UOzurumba (WMF) in topic Invitation to try the Starter Kit Tool

Amaanyi kye ki?

[kolera mu edit source]

Mu nnyinyonnyola eya bulijjo, Amaanyi y'embeera nga singa ebeera eteekeddwa ku kintu esobola okukiggya mu kifo ekimu okukizza mu kirala oba Amaanyi bwe busobozi bw'omuyuŋŋano gwonna okukola omulimu. Amaanyi gali buli wamu nga mu bantu oba mu bisolo oba mu bintu ebitalina bulamu okugeza ennyonyi, Ekitaangaala, Ebyuma n'ebirala.http://www.conserve-energy-future.com Amaanyi ga ngeri nnyingi: Amajjuluzi, Ag’omu kifo, Ekitaangaala, Amaloboozi, Ag’oku ttaka, Amanafuya, Amanaanuufu oba Ag’mu buttoffaali. Okusinziira Ku mateeka g'okukuuma Amaanyi, Amaanyi ag'engeri yonna gasobola okukyusibwa ne gazzibwa mu ngeri endala naye nga omuwendo gwago gusigadde gwe gumu. Okugeza, Omukozi asindika ensawo Amaanyi ge amajjuluzi gakyusibwa ne gafuuka ag'ekifo okuva Ku nkyukakyuka ebaawo oba singa oyokya ekiti, Amaanyi agakirimu gafuuka ebbugumu oba bw'oteeka essimu yo Ku masannyalaze, Amaanyi g'amasannyalaze gakyusibwa ne gasobola okuterekebwa mu buttoffaali obuli mu lyanda. Enkyukakyuka nnyingi ez’amaanyi ag'obutonde n'agatali ageeyolekera Ku mitimbagano buli lukya. Envumbula nnyingi ez'amaanyi agatali ga butonde zibaddewo okumala emyaka.

Amaanyi gava mu ki?

[kolera mu edit source]

Amaanyi gaawuddwamu ebibinja ebikulu bibiri: Ag'obutonde n'agatali ga butonde.

Amaanyi ag'obutonde.

[kolera mu edit source]

Amaanyi ag'obutonde ge maanyi agava mu bintu binnansangwa. Ga,ba, enjuba, empewo, enkuba era gasobola okufunibwa nga gaddiŋŋanibwa wonna we geetaagisibwa. Amaanyi ago mangi ddala mu nsi. Okugeza, Amaanyi ge tufuna mu njuba gasobola okukozesebwa ne tufunamu amasannyalaze. Mu Amaanyi agava mu mpewo, ebbugumu ly'omuttaka, agoomubimera, ag’omu bbanga gonna gasobola okukozesebwa okutuukiriza ebyetaago byaffe ebya bulijjo. Bino bye bimu Ku birungi n'ebibi ebiri mu kukozesa Amaanyi ag'obutonde.

Enjuba, Empewo, Ettaka, n’amayanja weebiri mu bungi ate nga bya bweereere. Amaanyi agatali ga butonde ge tukozesa matono ate nga gaggwaawo. Amaanyi ag'obutonde gagambibwa obutaba na bulabe Ku bwebulungulule. Amaanyi g'obutonde gayamba okwongera Ku by'enfuna n'okutondawo emirimu. Ensimbi ezikozesebwa okuzimba amakolero gasobola okubangawo emirimu eri enkumi n'enkumi z’abantu. Tekikwetaagisa kwesigama Ku muntu yenna okukutuusaako Amaanyi ag'obutonde nga bwe kiri Ku gatali ga butonde. Amaanyi g'obutonde galina emisoso mitono okusinga okukozesa amasannyalaze. Eyo gye bujja, emiwendo gy’amasannyalaze gisuubira okweyongeraa kubanga emiwendo gyago gisinziira Ku gy'amafuta, noolwekyo amaanyi g'obutonde gayamba okukendeeza ku misoso gy'amasannyalaze. Ebisikiriza eby'enjawulo ku misolo ng’ebiwandiiko ebisonyiwa emisolo, okukendeeza ku misolo weebiri eri abantu abaagala okutandikawo ebintu bino omuva ssente.

Ebitali birungi

[kolera mu edit source]

Si kyangu kutandikawo makolero gano kuba emisoso mingi. Amaanyi g'enjuba gasobola kukozesebwa budde bwa misana so si kiro oba mu biseera by'enkuba. Ebbugumu ly’omu ttaka erikozesebwa okukola amasannyalaze nalyo kya bulabe. Lisobola okuvaamu omukka ogw’obulabe wamu n'okuleeta enkyukakyuka mu bwebulungulule. Amasannyalaze gatuwa Amaanyi amalungi naye okuzimba amabibiro kiwemmenta obusanga wamu n'okwonoona entambula y'amazzi nga kw'ossa n'okutaataaganya ebintu ebibeeramu. Okukozesa amaanyi g'enjuba, olina okwesigama ku mpewo ez’amaanyi noolwekyo weetaaga okulonda ekifo ekirungi okugakola. Era kitaataaganya omuwendo gw'ebinyonyi mu bbanga.

Amaanyi agatali ga butonde

[kolera mu edit source]

Amaanyi agatali ga butonde mangi agaggyibwa mu bintu ebiri ku nsi. Bino bya kuggwaawo mu myaka ataano mu etaano okuva kati. Amaanyi agatali ga butonde si malungi ku bwebulungulule bwaffe era ga bulabe nnyo ku bulamu bwaffe. Gayitibwa agatali ga butonde kubanga tegasobola kuzzibwawo mu kaseera katono. Amaanyi agatali ga butonde gasangibwa mu bintu nga ebisigalira by'ebisolo, amafuta n'ebirala. Bino bye bimu ku birungi n'ebibi ebiri mu kukozesa amaanyi agatali ga butonde.

Amaanyi agatali ga butonde so gaabuseere naye nga mangu okukozesa okugeza kyangu okuteeka amafuta mu mmotoka. Osobola okuteekamu kitono ate n'ofunamu obungi bw’amasannyalaze obuwera. Tegaliiko kuvuganyizibwa. Okugeza, singa obeera ovuga baatule n'eggwaako, tosobola kugiddizaako mu lugendo wakati okuggyako ng’ogenze we bazikolerako. Gatwalibwa okuba nga si gaabuseere okugakyusa okugazza mu kikula ekirala.

Ebitali birungi

[kolera mu edit source]

Amaanyi agatali ga butonde gajja kutuuka gaggweewo. Amaanyi gano gavaamu omukka omubi bwe gaba gakolebwa era ne goonoona omukka ffe abantu gwe tussa. Ng’amaanyi gano bwe gali ag’okuggwaawo akaseera konna, emiwendo gyago gyeyongera buli lukya.

Lwaki tulina okukuuma ebikwata ku maanyi?

[kolera mu edit source]

Amaanyi gano galina okukuumibwa tusobole okutangira obwebulungulule bwaffe obutataataaganyizibwa. Tulina okugakuuma olw'emigigi egijja. Obungi amaanyi ago bwe tugakozeserezaamu kiyiza okuba eky'obulabe ku nsi. Tusobola okukendeeza ku bulabe obuyinza okututuukako nga tukozesa amaanyi matono. Emisoso gy'amaanyi ago gyeyongera buli mwaka. Kya mugaso okumanya omuwendo gw'amaanyi ago era ne tutagadiibuuda. Tusobola bulungi okukendeeza ku bungi bw’amaanyi ge tukozesa. Tusobola okukendeeza amaanyi nga tutandikira mu maka gaffe, nga tuggyako amataala emisana; engoye nga tuzooza n’amazzi amabisi oba okukozesa entambula ez'olukale mu kifo ky'okukozesa ez'obwannanyini.

Translation quality check

[kolera mu edit source]

Hello Ssemmanda will,

My name is Uzoma Ozurumba, a Community Relations Specialist working with the WMF Language team. Nice to e-meet you.

Please, I will like to ask you for help with checking the quality of the translations in this spreadsheet. I am asking because the WMF Language team wants to introduce a Machine translation service support to some Wikipedias. We want to know if the translations are useful as a start(of course, this initial machine translation is not to be published, they are to help a translator speed up the work) when using content translation.

Since you have experience translating articles to Luganda Wikipedia, I believe you are the right person to evaluate the translations in the spreadsheet.

I will really appreciate your help with evaluating the translation. If you are okay assisting with the quality check; all you need to do is open this spreadsheet, try to read the article samples in the two different columns and then answer the following questions for each article:

  • Is any sample useful as a starting point for translation? (A/B/both/none)
  • If any sample is not useful, which is the main problem with it?

Please note that you can answer these questions in the spreadsheet (in the column provided) or answer the questions in this thread; whichever works for you is fine.

Thank you in anticipation of your help.

UOzurumba (WMF) (talk) 09:31, 4 Gwakkuminogumu 2021 (UTC)

Thank you for being a medical translator!

[kolera mu edit source]
The 2025 Cure Translators Award
In 2025 you joined us as a medical translator. Thank you from Wiki Project Med for helping bring free, complete, accurate, up-to-date health information to the public.

Wiki Project Med Foundation is a thematic organization whose mission is to improve our health content. Consider formally joining the organization for 2026, there are no associated costs.

Look forwards to collaborating further in the year ahead. Thanks again :-) -- Doc James along with the rest of the team at Wiki Project Med Foundation 07:53, 14 Gwakubiri(Mukutulansanja) 2026 (UTC)

Thank you @Doc James for this precious invitation. I got interested in this very important project ever since we met in Kampala in 2025 at the head office of Wikimedia Community User Group Uganda.
I have applied for participation this year and I am ready. Ssemmanda will (talk) 14:41, 14 Gwakubiri(Mukutulansanja) 2026 (UTC)
Excellent :-) Lots of content in need of translation. Doc James (talk) 22:52, 14 Gwakubiri(Mukutulansanja) 2026 (UTC)
Hello Dr James. I need some technical help from you.
The Translation tool is not working. It only ends on opening, but it doesn't bring the content to be translated.
Will be waiting for you.... Ssemmanda will (talk) 12:52, 24 Gwakusatu(Mugulansigo) 2026 (UTC)Reply
@Doc James and @CeylonChingu,
I need some technical help from you.
The Translation tool is not working. It only ends on opening, but it doesn't bring the content to be translated. I have tried it on several articles but all in vain!!
Will be waiting for you....
Ssemmanda will (talk) 13:05, 24 Gwakusatu(Mugulansigo) 2026 (UTC)Reply
Yes this should be fixed very shortly Doc James (talk) 01:38, 25 Gwakusatu(Mugulansigo) 2026 (UTC)Reply
Okay Doc, I will be waiting Ssemmanda will (talk) 10:32, 25 Gwakusatu(Mugulansigo) 2026 (UTC)Reply

(This message was sent to User:Ssemmanda will and is being posted here due to a redirect.)

mdwiki translation: Pregnancy

[kolera mu edit source]

Hi Ssemmanda will!

Thank you for your recent contributions to Wiki Project Med.

Can you translate the infobox as well? https://lg.wikipedia.org/wiki/Olubuto

Please check our new onboarding course to learn more about our translation process.

After every translation, please ensure the following steps are done:

  • Confirm that you have chosen the best title or properly translated the title.
  • Add suitable categories.
  • Check that the infobox is correctly translated and complete.
  • Make sure you have followed your language-specific Wikipedia guidelines.
  • After publishing your translation, if you receive any comments from the reviewers please reply and coordinate with them.

Following this checklist helps us collaborate positively and effectively with local Wikipedia reviewers. If you have any questions or need support, please feel free to get in touch.

Thank you for contributing your time and skills to this important work.

-- Wiki Project Med Foundation Team

CeylonChingu (talk) 05:35, 12 Gwakuna(Kafuumuulampawu) 2026 (UTC)Reply

Thank you for this guidance...I will always follow it Ssemmanda will (talk) 20:22, 16 Gwakuna(Kafuumuulampawu) 2026 (UTC)Reply

Invitation to try the Starter Kit Tool

[kolera mu edit source]

Greetings!

As one of the active editors on this Wikipedia, you're invited by the Language Onboarding and Development initiative to learn about the Starter Kit, try it out, and join a virtual meeting where you can ask questions about the tool.
What the tool does
The Starter Kit helps small or new Wikipedia contributors complete essential tasks, like importing infoboxes, tracking your wiki's growth and health metrics, and connecting with members of the broader Wikimedia community for technical guidance. Some features require certain user rights, but three of the six tasks are open to any autoconfirmed editor, so most active editors can get started right away.

Here's what we would like you to do:

Thank you so much for using the tool, and we look forward to your attending the virtual meeting.

Best regards,

UOzurumba (WMF) 21:17, 11 Gwamunaana(Muwakanya) 2026 (UTC)Reply