Vampino

Bisangiddwa ku Wikipedia
Vampino(Elvis Kirya)

Vampino, Elvis Kirya, munnayuganda omuyimbi w'ennyimba az'ekika kya dance hall[1][2] era omuzannyi wa filimu nga yasooka kuzanyira filimu ya Nana Kagga eya 2012, The life.[3] Yazanyira wamu ne munne nga bayitibwa "Benon ne Vamposs."[4] Muganda w'omuyimbi Maurice Kirya.[5] Ayimbira mu kibiina kya Swangz Avenue.[6]

Obulamu bwe obw'obuto n'emisomo gye[kyusa | edit source]

Vampino yazaalibwa mu 1980. yasomera mu masomero omw'ali Shimoni Primary school, Kabojja ne Namasagali secondary nga tannegata ku Aptech gy'eyafunira Dipuloma ya Computer Networking and Maintenance.

Okuyimba kwe[kyusa | edit source]

Vampino yasoka okukola erinnya lye ng'ayimbira ne muyimbi munne era nga baayitibwanga Benon ne Vamposs. Bombi batandika okuyimba mu 2000. Baalina enyimba zaabwe ez'akyaaka nga "Mumulete", "I know", "Nsazewo", ne "My lady".[7] Vidiyo y'oluyimba lw'abwe "Mumuleete" yatuuka ku ennyimba ekkumi ezisinze ku kipande kya MTV mu UK.[8] Mu 2009, Vampino yasalawo okuyimba yekka ate nga ye Benon essira y'alissa mu kufulumya era n'okutunda ennyima. Okuyimba kwe ng'omuntu kwakwatayo nenyimba nga "Kwekunyakunya" ne Keko (rapper), Juliana Kanyomozi ne Cinderella Sanyu era "Tell it" mweyali ne Radio and Weasle. Era yayimbako n'omuyimbi w'enyimba za R&B Nick Nola mu nyimba nga "Nobody Like Me" ne "Setula".[9]

Enyimba ze[kyusa | edit source]

  • Amabanja, 2014

Benon ne Vamposs[kyusa | edit source]

  • Extra, Extra Large, 2007

Filimu z'eyazannya[kyusa | edit source]

  • 2012 The Life as Smokey Luciano[10]

Ebijuliziddwamu[kyusa | edit source]

  1. http://chimpreports.com/4869-my-life-meet-ugandas-dance-hall-star-vampino/
  2. "Archive copy". Archived from the original on 2021-11-29. Retrieved 2022-11-18.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  3. "Archive copy". Archived from the original on 2016-12-31. Retrieved 2022-11-18.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  4. "Archive copy". Archived from the original on 2016-03-04. Retrieved 2022-11-18.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  5. http://urbanafrican.com/ugandas-vampino-teams-up-with-jamaicas-frisco-kid-on-new-hit/
  6. http://www.swangzavenue.com/index.php?option=com_content&view=article&id=98&Itemid=96
  7. "Archive copy". Archived from the original on 2017-08-11. Retrieved 2022-11-18.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  8. http://allafrica.com/stories/200601250378.html
  9. "Archive copy". Archived from the original on 2016-03-04. Retrieved 2022-11-18.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  10. "Archive copy". Archived from the original on 2016-12-30. Retrieved 2022-11-18.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya[kyusa | edit source]