Jump to content

Vanessa Karungi

Bisangiddwa ku Wikipedia

Vanessa Edith Karungi (yazaalibwa 8 Ogw'ekkumin'ogumu 1999) muzannyi wa mupiira mu Uganda era azannya ng'omukwasi wa goolo mu FCN .

Gyenvudde

[kyusa | edit source]

Karungi yasomera mu Olila High School mu Uganda.

Emirimu

[kyusa | edit source]

Karungi yaweebwa engule y’omuzannyi w’omupiira omukyala asinga omwaka 2017 mu kibiina kya Uganda Sports Press Association.

Omusono gw’okuzannya

[kyusa | edit source]

Karungi ayogeddwako nga "amanyiddwa nnyo olw'obukodyo bwe obw'okutaasa peneti".

Obulamu bwe

[kyusa | edit source]

Karungi alina batoobe babiri.

Ebijuliziddwa

[kyusa | edit source]