Jump to content

Agnes Kirabo

Bisangiddwa ku Wikipedia
Kirabo Agnes

Agnes Kirabo Munnayuganda munnabyabufuzi era mubaka wa palamenti. Ye mubaka wa Palamenti akiikirira abavubuka mu masekkati ga Uganda mu palamenti ya Uganda.

Yalondebwa mu Palamenti ku ticket y'ekibiina kya National Resistance Movement (NRM), ekibiina ekikulemberwa Ssentebe Yoweri Museveni pulezidenti wa Uganda.[1][2][3][4][5]

Obuvo n'okusoma kwe

[kyusa | kolera mu edit source]

Kirabo eyasomera ku Makerere University era alina diguli eyookubiri mu Nzirukanya y'emirimu okuva mu Yunivasitte y'emu.[6]

Mu kibiina kya NRM mu kalulu akasooka aka ba mmemba abavubuka, yawangula be yali avuganaya nabo abalala 11 n'obulu ana mu buna ku kikumi omwali Justine Namere muwala wa Vicent Ssempijja minisita w'ebyokwerinda.[6][7][8][9]

Mu kulonda kwa bonna okwa 2021, yawangula abasajja 6 okufuuka omubaka wa Palamenti ow'abavubuka b'omu bitundu by'omumasekkati. Yafuna obululu 780 votes n'awangula gweyali asinga okuvuganya naye Ivan Bwowe eyali omukulembeze w'abayizi mu Yunivasitte y'e Makerere.[1][6][2][3][10]

Kirabo yaliko omukozi ku ofiisi ya ssabawandiisi wa National Resistance Movement eyo gyeyaweereza nga omuwandiisi w'ensonga z'abakyala era nga omubazi w'ebitabo.[11][8][9]

Mu kiseera kino aweereza ng'omubaka wa Palamenti w'Abavubuka mu kitundu ky'amasekkati.[4][12][13][14]

Mu Palamenti, Kirabo awelereza ku kakiiko akavunaanyizibwa ku by'obusuubuzi, eby'obulambuzi n'amakolero.[15]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. 1 2 https://www.independent.co.ug/nrms-agnes-kirabo-beats-six-men-to-become-the-central-youth-mp/
  2. 1 2 https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/nrm-s-kirabo-wins-central-youth-mp-seat-3276900
  3. 1 2 http://nilepost.co.ug/2021/02/02/nrm-sweeps-national-youth-mp-elections/
  4. 1 2 "Archive copy". Archived from the original on 2024-04-09. Retrieved 2024-04-09.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  5. https://www.nrm.ug/index.php/news/nrm-floors-opposition-youth-mp-elections-across-country
  6. 1 2 3 https://campusbee.ug/news/central-region-youth-mp-agnes-kirabo-graduates-during-makereres-71st-ceremony/
  7. "Archive copy". Archived from the original on 2024-04-09. Retrieved 2024-04-09.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  8. 1 2 https://www.newvision.co.ug/articledetails/1529252
  9. 1 2 https://www.vanguardnews.ug/i-used-my-money-to-put-nameere-in-her-place-nrm-central-region-agnes-kirabo-tells-church/
  10. "Archive copy". Archived from the original on 2024-04-09. Retrieved 2024-04-09.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  11. "Archive copy". Archived from the original on 2024-04-09. Retrieved 2024-04-09.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  12. https://www.galaxyfm.co.ug/2021/02/02/nrm-scoops-massive-victory-in-country-wide-youth-mp-elections/
  13. http://www.sunrise.ug/news/202102/nrm-sweeps-youth-mp-elections.html
  14. https://visiblepolls.org/ug/2021-general-election/candidates/kirabo-agnes-6764/
  15. https://parliamentwatch.ug/committees/committee-on-trade-tourism-and-industry/