Aisha Nakiyemba
Endabika
Aisha Nakiyemba
| Ekikula | mukyala |
|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Yuganda |
| Country for sport | Yuganda |
| Name in native language | Aisha Nakiyemba, Aisha Nakiyemba |
| Erinnya eriweereddwa | Aisha |
| Erinnya lya famire | Nakiyemba |
| Yazaalibwa nga | 14 Gwakutaano(Muzigo) 1993 |
| Gy'azaalwa | mityana |
| Native language | Oluswayiri |
| Ennimi z'amanyi | Lungereza, Spanish |
| Omulimu | badminton player |
| Gyeyasomera | Ndejje University |
| Omuzannyo | badminton |
Aisha Nakiyemba (yazaalibwa nga 14 Ogwokutaano 1993) Munnayuganda omuzannyi wa badminton.[1] Yavuganya mu mizannyo gy'amawanga agaaliko amatwale ga Bungereza mu 2018 mu Gold Coast.[2] Yafuna omudaali gw'ekikomo mu mizannyo gy'Afrika egya 2019 egy'abakyala ababiri ne munne Gladys Mbabazi.[3]
Nakiyemba yasoma byabusuubuzi ku ssettendekero wa Ndejje era kati azannyira Kampala club.[2]
By'atuuseeko
[kyusa | kolera mu edit source]Emizannyo gy'Afrika
[kyusa | kolera mu edit source]Nga bazannya abakyala babiri
| Omwaka | Ekifo | Gw'azannya naye | Gw'avuganya | Bwe gwaggwa | Ky'eyawangula |
|---|---|---|---|---|---|
| 2019 | Ain Chock Indoor Sports Center, Casablanca, Morocco |
Doha Hany Hadia Hosny |
17–21, 4–21 |
BWF International Challenge/Series (Yakwata kya 4)
[kyusa | kolera mu edit source]Ng'azannya yekka
| Omwaka | Empaka | Gw'attunka naye | Bwe gwaggwa | Ekifo |
|---|---|---|---|---|
| 2017 | Botswana International | Johanita Scholtz | 10–21, 17–21 | Yakwata kya kusatu |
Ng'a bazannya babiri
| Omwaka | Empaka | Gw'azannya naye | Gw'avuganya | Bwe gwaggwa | Ekifo |
|---|---|---|---|---|---|
| 2018 | Zambia International | Ogar Siamupangila Evelyn Siamupangila |
12–21, 19–21 | yakwata kyakusatu | |
| 2017 | Zambia International | Silvia Garino Lisa Iversen |
17–21, 15–21 | yakwata kyakusatu | |
| 2015 | Kampala International | 17–21, 11–21 | yakwata kyakusatu |
- Empaka za BWF International Challenge
- Empaka za BWF International Series
- Empaka za BWF Future Series
Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ "Players: Aisha Nakiyambe". bwfbadminton.com. Badminton World Federation. Retrieved 8 December 2016.
- 1 2 "Participants: Aisha Nakiyemba". gc2018.com. Gold Coast 2018. Retrieved 13 April 2018.
- ↑ "Athlete Profile: Nakiyemba Aisha". Rabat 2019. Retrieved 30 August 2019.
Ebijuliziddwa wabweru wa Wikipedia
[kyusa | kolera mu edit source]- Aisha Nakiyemba at BWF.tournamentsoftware.com
Amatuluba:
- Abazaalwa mu 1993
- Abantu abalamu
- Abantu abasibuka mu Disitulikiti y'e Mityana
- Bannayuganda abakyala bannabyamizannyo
- Bannayuganda abakyala abazannya badminton
- Bannayuganda abazannyi ba badminton abeetaba mu mpaka za 2018 Commonwealth Games
- Bannayuganda abeetaba mu mpaka za Commonwealth Games
- Abazannyi ba badminton abeetaba mu mpaka za African Games 2019
- Abaafuna emidaali mu mpaka za African Games 2019
- Bannayuganda bannabyamizannyo
- Bannayuganda bannabyamizannyo abasibuka mu makkati ga Uganda