Alex Kakuba
| Ekikula | musajja | |
|---|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Yuganda | |
| Erinnya eriweereddwa | Alex | |
| Yazaalibwa nga | 12 Gwamukaaga(Ssebaaseka) 1991 | |
| Gy'azaalwa | Kampala | |
| Ennimi z'amanyi | Lungereza | |
| Omulimu | association football player | |
| Ekifo ky'azannya/ obumanyi | defender | |
| Ebbanga ly'akoledde (okutandika) | 2010 | |
| Azannyira mu Kiraabu | G.D. Estoril Praia, Proline FC, R.D. Águeda, Clube de Futebol Esperança de Lagos, S.C. Covilhã, Uganda Cranes | |
| Omuzannyo | omupiira ogw'ebigere | |
| Height | 177 centimetre | |
| Mass | 71 kilogram | |
Alex Kakuba (yazaalibwa nga 12 Ogwomukaaga 1991) muzannyi wa mupiira gwa nsimbi Munnayuganda azannyira mu CD Cova da Piedade mu kiseera kino.
Emirimu gye egya kiraabu.
[kyusa | kolera mu edit source]Kakuba yatandika okukola emirimu gye ku Kiraabu ya Proline.Yava mu Proline nga ku nkomerero ya liigi y'awaka eya 2012 , naagenda mu Esperança Lagos eya Portugal eyali mu kibinja ekyokuna.Mu Gwoluberyeberye 2013, yeegatta ku y;ekibinja ekyokubiri Covilhã[1] nazannya emipiira 50 ( Amakumi ataano ) egya liigi mu ssizoni bbiri. Nga 14 Ogwomukaaga 2014, Kakuba yagenda mu Estoril Praia mu Liigi eyokuntikko nakola nnaateeka omukono ku ndagaano ya myaka ena.[2]
Kakuba yakola endagaano ya myaka ebiri ne PAS Giannina mu Gwomusanvu 2018.[3].Yakkirizibwa okugenda ku bwerere nga 10 Ogwekkumineebiri 2018.[4]
Nga 27 Ogwokusatu 2019, Kakuba yakola endagano ne Lori FC.[5] Mu Gwomukaaga 2019,olwo yeegatta ku Kiraabu ya Portugal C.D. Cova da Piedade .[6]
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ Mixed fortunes for Portuguese based Ugandans Template:Webarchive Kawowo Sports. January 23, 2013.
- ↑ Kakuba assina até 2018 Template:Webarchive Estoril Praia. June 14, 2014. Template:In lang
- ↑ https://en.wikipedia.org/wiki/Alex_Kakuba#cite_note-3
- ↑ https://en.wikipedia.org/wiki/Alex_Kakuba#cite_note-4
- ↑ "OFFICIAL ANNOUNCEMENT Alex Kakuba". fclori.am/. Lori FC. 27 March 2019. Archived from the original on 28 March 2019. Retrieved 28 March 2019.
- ↑ Cova da Piedade anuncia Alex Kakuba e Robson por duas épocas, tsf.pt, 14 June 2019
- Abaazaalibwa mu 1991
- Abalntu abalamu
- Abasambi b'omupiira abava mu Kampala
- Abasajja Bannayuganda abasambi b'omupiira
- Bannayuganda abasajja bannabyamizannyo ab'ekyasa ky'amakumi abiri mwekimu
- Bannayuganda abasajja abasamba omupiira gwensimbi wabweru w'eggwanga
- Ekibiina abasajja abasambi b'omupiira abazibizi mwebeegattira
- Abazannyi ba PAS Giannina
- Abasajja abagenda okuzannya omupiira gw'ensimbi mu Portuga
- Abasajja abaagenda okuzannya omupiira gw'ensimbi mu South Africa
- Abazannyi ba Kiraabu y'omupiira eya Lori
- Abazannyi ba Kiraabu y'omupiira eya Covilha
- Bannayuganda bannabyamizannyo abaagenda okukolera e South Africa
- Abazannyi ba C.D Feirense
- Abazannyi ba Liigi ya Babinnywera eya Armenia
- Bannayuganda bannabyamizannyo abagenda okukolera mu Greece
- Omupiira mu Uganda