Amatabi g'enambuluzo (Factor Trees)

Bisangiddwa ku Wikipedia

Amatabi g'ennambuluzo (Factor trees)okusinziira ku Charles Muwanga .

Singa oba osabiddwa okuzuula nambuluzo eziterambulula(Prime numbers) eza 16 nag weyambisa amatabi g'ennambuluzo(Factor Trees) ,Okuzuula nambuluzo eziterambulula eza 16 ng tweyambisa amatabi, tukola kino:

Mu matabi ago waggulu olaba ennyingo (nodes) ez’enjawulo okutandika n’ennyingo 16 ey’ensibuko. Ennyingo ey’ensibuko egabizibwamu 2 n’evaamu ennyingo eza wansi bbiri, 8 ne 2. Wano ennyingo 2 terina kyana wabula ennyingo 8 yo ezaala.

N’olwekyo, ekitondeko ky’ennyingo etalina kyana kye kikuwa nambuluzo za 16 nga 2x2x2x2

Ansa entuufu eri : 2x2x2x2