Jump to content

Angelina Wapakhabulo

Bisangiddwa ku Wikipedia
Angelina Wapakhabulo
Munnayuganda omulwanirizi w'eddembe Kyusa Wikidata
Omuntu Kyusa Wikidata
Ekikulamukyala Kyusa Wikidata
Ensi y’o­bu­tuu­zeUganda Kyusa Wikidata
Erinnya eri­wee­redd­waAngelina Kyusa Wikidata
Erinnya lya famireWapakhabulo Kyusa Wikidata
Yazaa­lib­wa nga24 Gwakutaano(Muzigo) 1949 Kyusa Wikidata
Gy'a­zaal­waTanzania Kyusa Wikidata
OmwagalwaJames Wapakhabulo Kyusa Wikidata
Ennimi z'amanyiLungereza Kyusa Wikidata
Omulimudiplomat Kyusa Wikidata
Gyeya­so­me­raUniversity of Dar es Salaam Kyusa Wikidata
GyabeeraNairobi Kyusa Wikidata
Ebbanga ly'a­ko­led­de (oku­tan­di­ka)1980 Kyusa Wikidata
Magnum opusactivism Kyusa Wikidata

Angelina Chogo Wapakhabulo (a manyiddwa ennyo nga maama Maama Angelina mu Uganda) (yazaalibwa ng'ennaku z'omwezi 24 Mugulansigo mu mwaka gwa 1949) yaliko kaminsona omukulu owa Uganda mu ggwanga lya Kenya.[1] [2]Ye mutandisi era ayambako ssentebe wa United Way Board. Wapakhabulo mulwanirizi wa nkyukakyuka mu kitundu era ng'akolerera kukyusa mbeera z'abantu.

Ng'omukwanaganya wa w'ekibiina kya Market Vendors AIDS Project (MAVAP), yakyusa obutale bw'ekibuga Kampala ne bufuuka ekifo ekigulwamu eby'amaguzi abaguzi n'abasuubuzi gye bagulanira ate era gye bakubirizibwa okwekekebeza akawuka ka mukenenya wamu n'okufuna obujjanjabi. Wapakhabulo wamu ne pulezidenti w'ekitongole kya United Way ko ne CEO Brian Gallagher baakiikirira United Way mu lukungaana olumanyiddwa nga White House Summit olwali lukwata ku musujja gw'ensiri mu Washington D.C. ng'ennaku z'omwezi 14 omwezi gwa Ntenvu omwaka gwa 2006[3].

Ebimufaako ngomuntu

[kyusa | kolera mu edit source]

Wapakhabulo yazaalibwa era n'akulira mu Disitulikiti y'e Iringa mu Tanzania. Ng'akyali muyizi ku yunivasite y'e Dar es Salaam, yasisinkana James Wapakhabulo (ng'ennaku z'omwezi 23 Mugulansigo okuva mu 1945 okutuuka ng'ennaku z'omwezi 27 Ogwokusatu omwaka gwa 2004), eyali minisita w'ensonga z'ebweru, okuva mu mwaka gwa 2001 okutuuka mu 2004. Baali bafumbo era baazaala abaana bana. Muwala waabwe, Josephine Wapakabulo y'akulira kkampuni ya Uganda National Oil Company.[4]

Wapakhabulo n'omwami we baali mu kiseera kye kimu ku Dar es Salaam University, ne Pulezidenti Yoweri Museveni mu myaka gya 1960.

Enkolagana ey'ebweru

[kyusa | kolera mu edit source]