Assani Bajope
Assan Bajope
Ebimukwatako
Ennaku z'omwezi ze yazaalibwako: nga 14.04.1982(40)
Ensi gye yazaalibwamu: Uganda
Obuwanvu bwe: 1.80 aweza fuuti 5
Ekifo ky'azannya:
Ennama gy'azannya: 8
Tiimu z'ebweru z'azannyidde Omwaka Tiimu
2004-2006 Kampala City Counci FC
2006-2009 Saint-George SA
Tiimu za Uganda z.azannyidde
2003-2008 Uganda
Assani Bajope (yazaalibwa ng'ennaku z'omwezi 14 omwezi ogwokuna mu mwaka gwa1982) muzannyi w'omupiira owa Uganda munnayuganda omusambi w'omupiira ogw'ebigere.
Ebitonotono ebimukwatako nga si by'amaanyi
[kyusa | edit source]Badjope ng'akola n'gomuwuwuttanyi owa wakati, yazannyiraka mu Kampala City Council FC olwo nno nga tannazzibwa mu kkiraabu ya Ethiopian Premier liigi eya Saint-George mu mwezi gw'omusanvu mu mwaka gwa 2006
Ng'azannya amakkati ng'omuwuwuttanyi , Bajope yazannyira mu tiimu ya Kampala City Council FC olwo nga tannaba kukansibwa kutwalibwa mu kiraabu ya Ethiopian Premier League eya Saint-George SA mu gwomusanvu gw'omwaka 2006.
Ebweru wa Uganda
[kyusa | edit source]Bajope yaliko mmemba wa tiimu ya Uganda eya Uganda national football team mwe yazannyira okumala emyaka amakumi abiri okuva 2003 okutuuka 2008[1] olwo Uganda n'eweza n'ebikopo ebisukka mu makumi abiri
GGgoola z'ateebedde ebweru wa Uganda.
[kyusa | edit source]- Olukangagaa olulaga olukalala lwa ggoolo a Uganda ze yakulembererako amawanga amalala..
No | Ennaku z'omwezi | Ekifo | Eggwanga lye yateeba | Ggoolo ze yateeba | Ebyava mu muzannyo | Empaka |
---|---|---|---|---|---|---|
1. | 22 June 2003 | Kumasi Sports Stadium, Kumasi, Ghana | Ghana | 1–0 | 1–1 | 2004 Africa Cup of Nations qualification |
2. | 11 October 2003 | Mandela National Stadium, Kampala, Uganda | Mauritius | 1–0 | 3–0 | 2006 FIFA World Cup qualification |
3. | 11 December 2007 | National Stadium, Dar es Salaam, Tanzania | Rwanda | 2–0 | 2–0 | 2007 CECAFA Cup |