Beenie Gunter

Bisangiddwa ku Wikipedia
Beenie Gunter
Beenie Gunter in 2019
Yazaalibwa Crescent Baguma,

Mu Gwokubiri nga 23 mu 1993 E Kyenjojo mu Fort Portal

Bazadde bbe Meeja John Morgan Waako (Taata we)

Margaret Nambi (Maama we)

Emirimu gy'okuyimba
Ekika Reggae-Dancehall
Emirimu gye Muyimbi
Emyaka gy'amazze Okuva mu 2013 okutuuka kati
Kampuni Savy Music (Okuva mu 2013 okutuuka mu 2015)

Guntalk City okuva mu 2015 Talent Africa Group okuva mu 2018

Emikutu www.beeniegunter.com

Baguma Crescent, gwebasinga okumannya nga Beenie Gunter, munayuganda akuba ennyimba ekika kya 'reggae dancehall', ng'asinga kumannyikwa olw'oluyimba lwe olwasinga okukwata abantu omubabiro lwebayita Pon Mi ne Olina Work, nga kunkomerero y byonna yakola oluyimba n'omuyimbi okuva e Nigerian gwebayita Skales. Yafulumya olutambi lwe okuva mu situdiyo olwaliko ennyimba 25 olwa No Fear mu 2019 nga kuliko abayimbi nga Skales ne Lydia Jazmine.[1][2]

Emirimu gye[kyusa | edit source]

Gunter yakwata oluyimba lwe olwali lusooka lwebayita 'No Offence' n'omufulumya waazo Emon owa situdiyo eyitibwa South Side n'afulumya wansi wa kampuni eyitibwa Jahlovd Label mu 2013. Oluvannyuma yakola naatekateeka vidiyo z'e Uganda wamu n'okuzikwata Sasha Vybz wansi wa kampuni ewandiika abayimbi eyitibwa Savvy Music label okutuusa nga 2015, bweyeegata ku kampuni endala ewandiika abayimbi gyebayita Stain.[3] Yakwata oluyimba lwebayita Lose Control wansi wa kampuni ya 'Stain record label', ate oluavnnyuma mu mwaka gwo, n'ayabulira aba Stain okutandikawo kampuni ye empya ewandiika abayimbi, eyitibwa 'Guntalk City Movement'.[4] Beenie Gunter yagoberera okukola obulungi kw'oliyimba lwa 'No Offence' n'olulala lwebayita Tubayo lweyakwata ng'ali mu kibuga ky'e Mbarara ng'agenze okuyimbira abantu.[5]

Gunter yafulumya ennyimba ez'ediringana nga Seekle Down, Commando, Pon Mi fng'ali ne Dj Slickstuart, Dj Roja n'omuyimbi okuva e Nigeria Skales ne Olina Work nga uno yali ne Skales, wabula nga yasinga kuganyulwamu n'okumannyikwa n'oluyitibwa Pon Mi ne Olina Work. Olina Work lwasinga okumannyikwa eri abawagizi bbe nga n'abayimbi abalala baalukonako nga Bobi Wine mu luyimba lwe olwakwata abantu omubabiro lwebayita Kyarenga.

Beenie Gunter akoze ennyimba n'abayimbi abalala nga Eddy Kenzo ne Sheebah Karungi, n'abayimbi b'ennyimba ekika kya dancehall okuva mu Jamaica nga Nyanda, Kranium,[6][7] The Kemist, Gyptian, Beenie Man[8][9] n'akuba ennyimba z'okufubutuka ebigambo okuva e Nigeria Skales.[10] Yayimbirako ne ku bivulu ebiwerako ku siteegi ng'eya Major Lazer ekivulu ky'e Kampala mu 2018 Ogwekumi, [11] ekivulu kya Nyege Nyege mu 2019,[12] ne ku siteegi endala.

Mu 2017 Ogwekumineebiri, Beenie Gunter yaangula engule ya 'Buzz Teenz Awards' ey'okubeera omuyimbi wa 'Teeniez Dancehall' ow'omwaka n'okubeera n'oluyimba olwali lwokya olwa 'Teeniez Hottest Dancehall Song oluyitibwa Pon Mi [13], n'alondebwa ne kubaali bagenda okuvuganya ku bayimbi abasajja abaali mbeera ez'omulembe n'okwambala mu mwaka mu mpaka z'emisono mu 2018 eza Abryanz Style and Fashion Awards.[14]

Mu 2018 Ogwokusatu, Beenie Gunter ne Navio baaweebwa endagaano ab'ekibiina kya 'Talent Africa Group' okubeera ababakwasiza ku by'okubookiingira.[15] Omukwano gwe ne Gunter gwalinya okutuusa ku ddiiru y'okudukanya ab'ekibiina kya Talent Africa paka ku 360 mu 2019 Ogwomukaaga.[16][17] Ekibiina kya Talent Africa kyawa Ambassada omulimu gw'okubeera ow'eby'amawulire ne Chaggga, eyaliko omukwanaganya wa Radio and Weasel, ng'avunaanyizibwa ku by'okutambula.[18]

Yafulumya olutambi lwe olwali lusooka okuva mu situdiyo nga kuliko ennyimba 25 lwebaali bayita 'No Fear' nga 26 Ogwomunaana mu 2019 ku kabaga k'okuwuliriza aka Talent Africa. Ku lutaambi luno, Gunter fyalinamu abayimbi nga Lydia Jazmine, A Pass, The Mith, Big Trill n'omunayigeria Skales nga bonna baalimu neera. Abayimbi bonna abaalimu baaliyo ku kabaga k'okuwuliriza kano kwebaali balufulumiza.[19][20][21]

Ekika kya muziki[kyusa | edit source]

Entaambi za Situdiyo[kyusa | edit source]

Entaambi eziriko ennyimba entono[kyusa | edit source]

As lead artist
Omwaka Webaluyita Olutaambi
2013 "No Offence" rowspan="5" Template:N/a
2014 "No Offence Remix" (feat. Sheebah Karungi)
2016 "Tubayo"
2018 "Pon Mi" (feat. Skales, Dj Slickstuart, Dj Roja)
"Olina Work" (feat. Skales)
2019 "Bomblast" (feat. Skales) No Fear
"No Letting Go" (feat. Lydia Jazmine)
"Commando" (feat. Big Trill)
As a featured artist
2014 "Tompaana" by Eddy Kenzo (feat. Beenie Gunter) rowspan="4" Template:N/a
2016 Nishike olwa Pallaso ne Beenie Gunter
2019 Body Can't Lie olwa The Kemist ng'ali ne Nyanda ne Beenie Gunter
''Giddemu'' ng'ali ne Big Trill

Ebijuliriziddwa[kyusa | edit source]

  1. https://mbu.ug/2019/08/26/beenie-gunter-finally-releases-25-track-no-fear-album/
  2. https://matookerepublic.com/2019/08/27/photos-beenie-gunter-releases-25-track-no-fear-album-featuring-skales-bigtril-a-pass-and-others/
  3. https://bigeye.ug/beenie-gunter-explains-why-he-quit-savy-music/
  4. "Archive copy". Archived from the original on 2019-09-22. Retrieved 2022-12-08.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  5. https://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1497365/musician-beenie-gunter-joins-taxi-business
  6. http://www.spyuganda.com/star-beenie-gunter-jamaicas-kranium-to-release-killer-dance-hall-collabo/
  7. https://campusbee.ug/entertainment/ugandas-beenie-gunter-and-jamaicas-kranium-to-record-collabo/
  8. https://www.howwebiz.ug/news/entertainment/22943/beenie-gunter-to-shoot-video-with-jamaican-star-beenie-man
  9. https://mbu.ug/2019/05/01/exclusive-beenie-man-gyptian-skales-feature-on-beenie-gunters-no-fear-album/
  10. http://www.ghafla.com/ug/beenie-gunter-studio-nigerian-star-skales/
  11. "Archive copy". Archived from the original on 2019-09-22. Retrieved 2022-12-08.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  12. "Archive copy". Archived from the original on 2019-09-22. Retrieved 2022-12-08.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  13. https://www.musicinafrica.net/magazine/uganda-beenie-gunter-wins-big-buzz-teeniez-awards
  14. https://newslexpoint.com/beenie-gunter-nominated-abryanz/
  15. http://www.sqoop.co.ug/201802/four-one-one/aly-alibhai-signs-beenie-gunter-navio.html
  16. "Archive copy". Archived from the original on 2019-09-22. Retrieved 2022-12-08.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  17. "Archive copy". Archived from the original on 2019-09-22. Retrieved 2022-12-08.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  18. https://bigeye.ug/beenie-gunter-introduces-chagga-as-new-manager/
  19. https://chimpreports.com/nigerian-star-skales-graces-beenie-gunters-no-fear-album-release/
  20. http://www.sqoop.co.ug/201908/four-one-one/beenie-gunter-releases-25-track-no-fear-album.html
  21. "Archive copy". Archived from the original on 2022-12-08. Retrieved 2022-12-08.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)