EMMERE N’ ENNYONGEREZA KU MMERE GY’OLYA

Bisangiddwa ku Wikipedia

==EMMERE N’ ENNYONGEREZA KU MMERE GY’OLYA ==FOOD SUPPLIMENTS Emmere mu lulimi, olwangu, kitegeeza, ebika by’emmere ebiribwa omuntu. Bakagezi munnyo bakivumbula nti emibiri gyaffe gyetaaga ekiriisa obutundu nkaaga ‘’60’’ buli lunaku, olwobulamu obuwaangazi. Ebiriisa bino biva mu mmere , lwakuba ekibi nti emmere enfumbe gyetulya esinga eggwamu ekiriisa, olw’ensonga zino, Emmere yaffe tugifumba nnyo, neggwamu ekiriisa. Geego amaanyi ageegatta n’emmere mu mubiri okusobola okulwanyisa endwadde, era n’okuyamba obutafaali omubiri gwo obutafa oba okonzimba. Waliwo endwadde eziyinza okumerukawo oluvannyuma lw’okukyuusa emmere mu mubiri. Obutono, obungi obusukiridde, n’obutenkanya mmere kiyinza okuleetawo obukyamu mu mubiri, nga endwadde , okugeza okuzimba amaaso. Obuzibu ku busiimu bw’omubiri nendala. Omubiri gw’omuntu gulina ebintu ebiribwa n’ebyegatta mu musaayi, ebintu bino biyamba Abasirikale b’omubiri okkula, n’okufuna amaanyi. Omuntu yenna ateekeddwa okwongereza ku mmere gy’alya. Abantu 75% ku kikkumi tutambula n’endwadde naye nga tetumanyi olw’endya embi. Abantu 15% ku kikkumi be balwadde. Abantu 10% ku kikkumi be balamu munsi yonna ate abasing kubo baana bato. Gwe ononkakasa otya nti kwoli? Kale n’olwensonga eyo nendala ziraga nti buli omu yetaaga ennyongereza ku mmere enfumbe gyetulya. <ref: www.tiens.com/> --Joyce Nanjobe Kawooya (talk) 08:46, 3 Gwamunaana 2015 (UTC)--Joyce Nanjobe Kawooya (talk) 08:46, 3 Gwamunaana 2015 (UTC)