User talk:Joyce Nanjobe Kawooya
EDDAGALA ERIFUUYIRA EBIRIME NGA LIVA MU BINTU EBITWETOOLODDE Okimanyi ng’eddagala ezzungu erifuuyira ebirime lyabbeeyi nnenne, gwe omulimi ow’enfuuna entono tosobola kulisasulira, ng’ate sikukoma mu butasasula kwoka nga waliwo n’ebizibu ebirengeddwa ebyakabi ku mbeera y’Obutonde bw’Ensi yaffe ne ku bulamu bwaffe bweriyinza okututusaako. N’olw’kyo kati mulimo gwaffe okugezaako okunoonya amagezi g’okuvvunuka ebizibu bino ebiyinza okuvaamu ebirangiddwa waggulu. Amagezi agatandiise okunoonyezebwa ku nsonga eno kwekugezaako okukola eddagala eryaffe nga tulijja mu bikoola by’emiti, omuddo, n’ebyo byetusobola okwefuunira ebitali biragirize bunaayira. EBYETAAGISA OKUKOLA EDDAGALA LINO ERA EBIGEREZEDDWAKO 1. Ebikoola by’omuti oguyitibwa Melia Aza (lira) oba {Neem] (Muttankuyege) 2. Ekinu 3. Amazzi 4. Omusulo gw’ente oba embuzi. 5. Evvu (lyanu) 6. Kaamulali (abalagala) 7. Ekitabulirwamu (kidomola oba drum) ENKOLA N’ENTABULA YALYO 1. Sekula ebikoola by’omuti guno Melia Aza (lira) oba Neem ( Muttan kuyege) owezeemu obuzito bwa kilo 3. 2. Ffuna amazzi amayonjo litres 20 ( jerican emu) gateeke mu kidomola oba (ppipa) oba ekimu kyosobola okufuna. Ssaamu kilo 3 ez’ebikoola byewasekudde. 3. Mwebyo ogattemu omusulo ge’ente oba embuzi ebikopo by’gama 8. Ekitegeeza nti buli ebikopo bibbiri bitabula ebikopo by’amazzi 10 be ddu. 4. Ffuna ebikopo by’evvu bisatu bya kikopo bisse mu kintu mwosobola okulikologera osseemu amazzi ekikopo kimu okologe okumala eddakiika 30, bwomala ligatte wamu n’ebyo byona ebimenyeddwa waggulu mu 1,2,3 ne 4. 5. Ffuna kaamulali (piripiri) gulamu 225 omugatte mw’ebyo bye wasoose okutabula obisaanikire oba mu bbinika obutayitamu mpewo, linda ennaku 2 otabulemu oba osuukunde okumala ekiseera, oddemu obikke era ennaku 2 oddemu okutabula, oba okutabula, oba okusuukundamu ng’umulundi ogwasooka, olwo ziba ngaziweze ennaku nnya (4) ; mu kseera kino liba lituuse okukozesebwa ku birime, lisengejje bulungi otandike okussa ku birime. 6. Ekyokwekkanya: eddagala lino ligezesedwa mu kasooli akutta kigabi ate era ne mu birime ebirara.
EDDAGALA ERIFUUYIRA EBIRIME NGA LIVA MU BINTU EBITWETOOLODDE
[edit source]Okimanyi ng’eddagala ezzungu erifuuyira ebirime lyabbeeyi nnenne, gwe omulimi ow’enfuuna entono tosobola kulisasulira, ng’ate sikukoma mu butasasula kwoka nga waliwo n’ebizibu ebirengeddwa ebyakabi ku mbeera y’Obutonde bw’Ensi yaffe ne ku bulamu bwaffe bweriyinza okututusaako. N’olw’kyo kati mulimo gwaffe okugezaako okunoonya amagezi g’okuvvunuka ebizibu bino ebiyinza okuvaamu ebirangiddwa waggulu. Amagezi agatandiise okunoonyezebwa ku nsonga eno kwekugezaako okukola eddagala eryaffe nga tulijja mu bikoola by’emiti, omuddo, n’ebyo byetusobola okwefuunira ebitali biragirize bunaayira. EBYETAAGISA OKUKOLA EDDAGALA LINO ERA EBIGEREZEDDWAKO 1. Ebikoola by’omuti oguyitibwa Melia Aza (lira) oba {Neem] (Muttankuyege) 2. Ekinu 3. Amazzi 4. Omusulo gw’ente oba embuzi. 5. Evvu (lyanu) 6. Kaamulali (abalagala) 7. Ekitabulirwamu (kidomola oba drum) ENKOLA N’ENTABULA YALYO 1. Sekula ebikoola by’omuti guno Melia Aza (lira) oba Neem ( Muttan kuyege) owezeemu obuzito bwa kilo 3. 2. Ffuna amazzi amayonjo litres 20 ( jerican emu) gateeke mu kidomola oba (ppipa) oba ekimu kyosobola okufuna. Ssaamu kilo 3 ez’ebikoola byewasekudde. 3. Mwebyo ogattemu omusulo ge’ente oba embuzi ebikopo by’gama 8. Ekitegeeza nti buli ebikopo bibbiri bitabula ebikopo by’amazzi 10 be ddu. 4. Ffuna ebikopo by’evvu bisatu bya kikopo bisse mu kintu mwosobola okulikologera osseemu amazzi ekikopo kimu okologe okumala eddakiika 30, bwomala ligatte wamu n’ebyo byona ebimenyeddwa waggulu mu 1,2,3 ne 4. 5. Ffuna kaamulali (piripiri) gulamu 225 omugatte mw’ebyo bye wasoose okutabula obisaanikire oba mu bbinika obutayitamu mpewo, linda ennaku 2 otabulemu oba osuukunde okumala ekiseera, oddemu obikke era ennaku 2 oddemu okutabula, oba okutabula, oba okusuukundamu ng’umulundi ogwasooka, olwo ziba ngaziweze ennaku nnya (4) ; mu kseera kino liba lituuse okukozesebwa ku birime, lisengejje bulungi otandike okussa ku birime. 6. Ekyokwekkanya: eddagala lino ligezesedwa mu kasooli akutta kigabi ate era ne mu birime ebirara. Joyce Nanjobe Kawooya (talk) 12:40, 18 Gwakusatu 2015 (UTC)
ENTOBAZI {WETLANDS} N’ ETEEKA ERYAKOLEBWA OKUSOBOLA OKUKUUMA N’OKULABIRIRA ENTOBAZI ERYA LUKUMI MU LWENDA MU KYENDA MU ETAANO -1995 MU [UGANDA]
[edit source]ENTOBAZI {WETLANDS} N’ ETEEKA ERYAKOLEBWA OKUSOBOLA OKUKUUMA N’OKULABIRIRA ENTOBAZI ERYA LUKUMI MU KYENDA MU ETAANO -1995 MU [UGANDA]
[NATIONAL POLICY FOR THE CONSERVATION AND MANAGEMENT OF WETLAND RESOUCRES IN UGANDA]
Eteeka lino lyabagibwa minisitule evunanyizjbwa ku’butonde bwensi. Enyanjula Entobazi tuzingiramu ebidibba, emigga, ebiibira, enyanja,era nga bino byamugaso nnyo. Abantu abasinga beyunye nnyo entobazi olw’emigaso emingi zebiyina era nga abantu abamu bakozesa entobazi zino kubanga basobola okujjamu ebintu ebisoobola okuzimba, ebintu ebisoobola okukozesebwa mu kuluka nga enjulu eziruka ebibbo, ensansa eziruka emikeeka, ebitoogo ebiruka ebiwempe, n’ebintu ebirala bingi ebiyinza okukolebwa mu bintu ebisangibwa mu’ntobazi. Ebiibira nabyo emirundi egisinga tuyinza okubitwalira mu’ntobazi kubanga emigga egisinga n’enzizzi bitandiikira mu biibira. Ebiibira bino biyina emigaso mingi okugeeza tujjamu emmere, biyamba okuyonja empeewo, bituteerekera ebisolo byaffe, tujjamu ebintu ebikozesebwa mu ‘makolero g’ebibajje. Ate mu m’igga namwo tusangamu ebyenyanja n’ebisolo ebirala ebisangibwa mu mazzi. Mu 1986, abakkugu balambiika nti embeera y’emigga n’ebiibira yali ekosebbwa nnyo era nga emirimu tegigenda bulungi, era n’obutonde bw’ensi bwaali tebufiibwako nakamu. Mu kiseera ekyo wabagibwawo amateeka agakugira abantu obutayoonona butonde bw’nsi mu 1995, gamba nga okuzimba mu ‘ntobazi n’okulima mu’ntobazi. Amateeka gano gabagibwa okusoboola okukendeeza okwongera okwonoona obutonde era gagenderela okuteekawo enkola obutonde bw’esi gye bwaali bulina okukuumibwa okusoobola okuyamba abantu abensangi ezo, abensangi zino okuzikozesa mu nnkulakulana ate era ne mubiseera eby’omumaa nabo okuzisanga n’ekibasobozesa okuzikozesa obulungi [Sustainable Development] Amateeka gano gagendererwa kwongera ku migaso gy’obutonde nga mwotwalidde n’entobazi. Emigaso gy’entobazi Emigaso gino giyinza okwawulibwamu mu bitti bibbiri: Ejateekebwawo obutonde {ecological} N’Abantu gy’ebafunnyemu omugaso [social – economical] Entobazi ziyamba amazzi okubeera awamu era kiyamba ebimera okufunna amazzi. Entobazi ziyamba ettaka obutakulukuta naddala nga waliwo emiti. Emiti gino giyamba okukwata ettaka eryalikulukuse. Entobazi zikuuma ebimera n’ebisolo ebisangibwamu mu mbeera ennungi. Mu ntobazi tufunamu ebitoogo eby’eyambisibwa mu kuluka ebintu by’emikono nga okuluka emikeeka, ebibbo, tufuna enjulu era n’emiti egiyinza okukozesebwa mu kuzimba. Mu ntobazi tufunamu ebyenyanja ebituyamba okutuzamu amanyi. Ebisolo ebisinga bitwalibwa ku ntobazi nebisobola okufuna eky’okuzza eri omumwa naddala mu budde obw’ekkyeeya. Entobazi zituwa amazzi agatuyambako mu makolero , mu birime era n’ebisolo. Abalambuzi bajja nnyo okulaba entobazi zino era nebasasula ssente okusoboola okuzilaba, kino kiyamba nnyo eggwanga okulakkulanna. Newankubadde entobazi zirina emigaso mingi, naye ate era n’ebizibu ebisangibwamu biyitirivu. Abantu abasinga tebamanyi mugaso gwa ntobazi era bazonoona nga bazijjawo n’ebazimbamu amayumba n’okulima emmere, ekiretedde entobazi azisinga okusanawo, kino kitureteddwa ensonga y’obwaavu n’obufunda bw’ettaka. Ebigendererwa bya Gavumenti ku’mateeka agafuga obutonde bw’ensi. Gavumenti ya [Uganda] eteeka bino mu kukola: Okunyweezza amateeka agaakolebwa okusobola okukuuma obutonde era n’okukozesa obutonde okusoboola okuberawo kati ne jebulijja. Okubonerezza abantu abasangibwa nga bonoona obutonde okusobola okumalawo abazi be misango. Okukuuma emigaso gy’entobazi. Okukuuma obulamu bw’ebintu ebisangibwa mu ntobazi nga ensolo n’ebimera. Gavumenti ekiriza emirimu egitasanyawo butonde bw’ansi, gamba okufuna amazzi aganywebwa, okuvuuba mu nvuba ennungi n’okulunda. Era ekubirizza abantu n’ebitonole ebya nnakyewa okwongera okwogera ennyo n’okusasannya ku migaso gy’entobazi. Ref:[WWF]/[lvceep]
Joyce Nanjobe Kawooya (talk) 09:56, 10 Gwakuna 2015 (UTC)
ENTOBAZI {WETLANDS} N’ ETEEKA ERYAKOLEBWA OKUSOBOLA OKUKUUMA N’OKULABIRIRA ENTOBAZI ERYA LUKUMI MU KYENDA MU ETAANO -1995 MU [UGANDA]

Joyce Nanjobe Kawooya (talk) 09:56, 10 Gwakuna 2015 (UTC
==EMMERE ERINA EBILIISA OMUBIRI GYETANNIRE== [Feed on balanced diets] Okulya obulungi kya mugaso nnyo. Emmere yonna erna ebiliisa ebeera n’omugaso ku muntu yenna naddala ku mulwadde wa mukenenya era eyamba obubonero obutalabika, eyongerza eddagala okukola n’amannyi, era nekendeeza amannyi ga kawuka . Obutalya bulungi buleetera omubiri obutafuna mannyi agokulwanyisa obulwadde nolwekyo kileetera omulwadde wa mukenenya okunafuwa amangu ate ye atali mulwadde wa mukenenya kimuleetera okukwatibwa endwadde ezitali zimu amangu. Omuntu yenna naddala omulwadde wa mukenenya yetaaga okulya emmere erina ebiriisa omubiri ebyomuwendo.Bwekibba kisoboka kola enteekateeka ye ngeri gynolyangamu emmere enno erimu ebiriisa omubiri nga ogobereera bino, gamba emmere y’okuzimba omubiri proteyini[proteins] mwe muli enyama, ebynnyanja, ebijjanjalo, amaggi, ebinnyebwa, n’amata. Emmere etuwa amannyi mu mubiri, kabohaigreti [carbohydret] nga mwe muli Akalo, akawunga, omukyeere, amatooke, lumonde, ne muwogo. Emmere ey’okukuuma omubiri obutalwala , vitamin [vitamins] nga mwe muli, enva endiirwa, eza kilagala, n’ebibalaokugeza nga ‘’Doodo’ Doodo alina puroteyini mungi, ansigo za dodo ziyinza o’useebwamu obuwunga, nebufumbibwamu obuuji, oba okusiikwamu nga mbaluse. Amatabi galina kalisiyamu [calcium], magineziyamu [magnesium], vitamin A, B ne C, Doodo alina e iriisa ekiyamba okubeera n’amannyi agalwanyisa obulwadde. Bwwtukozesa dodo tuyinza okulwanyisa obulwadde nga kansa [cancer], presa [high blood pressure], nemiya [anemia], ne alagye [allergy]. Birinanya [solanum melongena] naye wamugaso , ebibal ebito ebitanaba kwengera bye bakozesa nbga emmere. Birinanya alina ekiriisa ya vitamin A ne C , 0alisiyamu, ebiriisa ebyetaagibwa mu mubiri ggwo, oyinza o umufumba , okumusiika, okumwokya oba okumukolamu supu oba guleevi.. Wewale sukaali omungi , omwenge omungi n’emmere ennongosereze. <ref: Uganda@viagroforetry.org>
Joyce Nanjobe Kawooya
EMMERE ERINA EBILIISA OMUBIRI GYETANNIRE
[edit source]==EMMERE ERINA EBILIISA OMUBIRI GYETANNIRE== [Feed on balanced diets] Okulya obulungi kya mugaso nnyo. Emmere yonna erna ebiliisa ebeera n’omugaso ku muntu yenna naddala ku mulwadde wa mukenenya era eyamba obubonero obutalabika, eyongerza eddagala okukola n’amannyi, era nekendeeza amannyi ga kawuka . Obutalya bulungi buleetera omubiri obutafuna mannyi agokulwanyisa obulwadde nolwekyo kileetera omulwadde wa mukenenya okunafuwa amangu ate ye atali mulwadde wa mukenenya kimuleetera okukwatibwa endwadde ezitali zimu amangu. Omuntu yenna naddala omulwadde wa mukenenya yetaaga okulya emmere erina ebiriisa omubiri ebyomuwendo.Bwekibba kisoboka kola enteekateeka ye ngeri gynolyangamu emmere enno erimu ebiriisa omubiri nga ogobereera bino, gamba emmere y’okuzimba omubiri proteyini[proteins] mwe muli enyama, ebynnyanja, ebijjanjalo, amaggi, ebinnyebwa, n’amata. Emmere etuwa amannyi mu mubiri, kabohaigreti [carbohydret] nga mwe muli Akalo, akawunga, omukyeere, amatooke, lumonde, ne muwogo. Emmere ey’okukuuma omubiri obutalwala , vitamin [vitamins] nga mwe muli, enva endiirwa, eza kilagala, n’ebibalaokugeza nga ‘’Doodo’ Doodo alina puroteyini mungi, ansigo za dodo ziyinza o’useebwamu obuwunga, nebufumbibwamu obuuji, oba okusiikwamu nga mbaluse. Amatabi galina kalisiyamu [calcium], magineziyamu [magnesium], vitamin A, B ne C, Doodo alina e iriisa ekiyamba okubeera n’amannyi agalwanyisa obulwadde. Bwwtukozesa dodo tuyinza okulwanyisa obulwadde nga kansa [cancer], presa [high blood pressure], nemiya [anemia], ne alagye [allergy]. Birinanya [solanum melongena] naye wamugaso , ebibal ebito ebitanaba kwengera bye bakozesa nbga emmere. Birinanya alina ekiriisa ya vitamin A ne C , 0alisiyamu, ebiriisa ebyetaagibwa mu mubiri ggwo, oyinza o umufumba , okumusiika, okumwokya oba okumukolamu supu oba guleevi.. Wewale sukaali omungi , omwenge omungi n’emmere ennongosereze. <ref: Uganda@viagroforetry.org>
Joyce Nanjobe Kawooya
Capitals letters
[edit source]Could you please stop writing the articles' titles in capital letters? Besides, you do not need to sign every article you crete, just in the discucssion. Thanks for your contribution to this Wikipedia. --Katxis (talk) 16:37, 12 Gwamunaana 2015 (UTC)
Request for Help, please
[edit source]Greetings Ms Joyce Nanjobe Kawooya,
Nice to meet you.
Could you kindly help me translate these three passages into the unique and wonderful Luganda language? Please.
- "Jesus Christ, the Word who became flesh, died on the cross for the redemption of sinners, resurrected on the third day and ascended to heaven. He is the only saviour of mankind, the creator of the heavens and earth, and the only true God".
- "The Holy Bible, consisting of the Old and New Testaments, is inspired by God, the only scriptural truth, and the standard for Christian living".
- "Salvation is given by the grace of God through faith. Believers must rely on the Holy Spirit to pursue holiness, to honour God, and to love humanity".
Your help would be very gratefully appreciated, Thank you very much. --Philip J (talk) 00:45, 4 Gwakkumi 2015 (UTC) bambi nnina kyembuza ku nkoko ennansi,mpulira nti osobola okwaluza amagi gaazo mukyuma kituufu ,nti era nozirabirira ng'enzungu?(user name:nalumansi tinah)
Translation
[edit source]Could you please translate this? It is for the article about Buganda.
Language: The Luganda language is widely spoken in Uganda, and is the most popular second language in Uganda along with English. It is also taught in some primary and secondary schools in Uganda and at Makerere University, Uganda's oldest university and it has an exhaustive dictionary. The Luganda language was also used as a means of instruction in schools outside the region of Buganda prior to Uganda's Independence in 1962. In literature and common discourse, Buganda is often referred to as Central Uganda. It may be argued that this nomenclature does not refer to Buganda's geographical location, but to its political prominence, and to the fact that Kampala, the nation's capital, is located in Buganda.
Thanks for your help. --Katxis (talk) 09:11, 21 Gwakuna 2016 (UTC)
Share your experience and feedback as a Wikimedian in this global survey
[edit source]Hello! The Wikimedia Foundation is asking for your feedback in a survey. We want to know how well we are supporting your work on and off wiki, and how we can change or improve things in the future.[survey 1] The opinions you share will directly affect the current and future work of the Wikimedia Foundation. You have been randomly selected to take this survey as we would like to hear from your Wikimedia community. To say thank you for your time, we are giving away 20 Wikimedia T-shirts to randomly selected people who take the survey.[survey 2] The survey is available in various languages and will take between 20 and 40 minutes.
You can find more information about this project. This survey is hosted by a third-party service and governed by this privacy statement. Please visit our frequently asked questions page to find more information about this survey. If you need additional help, or if you wish to opt-out of future communications about this survey, send an email to surveys@wikimedia.org.
Thank you! --EGalvez (WMF) (talk) 20:51, 13 Gusooka 2017 (UTC)
- ↑ This survey is primarily meant to get feedback on the Wikimedia Foundation's current work, not long-term strategy.
- ↑ Legal stuff: No purchase necessary. Must be the age of majority to participate. Sponsored by the Wikimedia Foundation located at 149 New Montgomery, San Francisco, CA, USA, 94105. Ends January 31, 2017. Void where prohibited. Click here for contest rules.
Your feedback matters: Final reminder to take the global Wikimedia survey
[edit source](‘’Sorry to write in English’’)
Hello! This is a final reminder that the Wikimedia Foundation survey will close on 28 February, 2017 (23:59 UTC). The survey is available in various languages and will take between 20 and 40 minutes. Take the survey now.
If you already took the survey - thank you! We won't bother you again.
About this survey: You can find more information about this project here or you can read the frequently asked questions. This survey is hosted by a third-party service and governed by this privacy statement. If you need additional help, or if you wish to opt-out of future communications about this survey, send an email through EmailUser function to User:EGalvez (WMF). About the Wikimedia Foundation: The Wikimedia Foundation supports you by working on the software and technology to keep the sites fast, secure, and accessible, as well as supports Wikimedia programs and initiatives to expand access and support free knowledge globally. Thank you! --EGalvez (WMF) (talk) 07:30, 23 Gwakubiri 2017 (UTC)