Ebika bya namba

Bisangiddwa ku Wikipedia

Mu sessomo ly'ekibalangulo (mathematics discipline) mu "Omugereeso gwa namba"(number theory) Sekalowooleza Muwanga namba azizimbye mu biti byazo nga bwe biri mu Lungereza Bwati:

(i) Namba ezibala (Counting numbers) 1,2,3,4,5,6,......

(ii)Namba eza kibazo(Cardinal numbers) 1,2,3,4,5,6,.....

(iii) Namba ez'Obutonde (Natural numbers) 1,2,3,4,5,6,....

(iv) Namba eza Ndagakifo(Ordenal number) 1ka , 2li , 3tu

(v)Namba eza ndagalinnya (Nominal numbers)

(vi) Namba zennyini(Real numbers)

(vi) Kyegabanya (Even numbers) 0,2,4,6,8,.....

(vii) Kigaaniremu(Odd numbers) 3,5,7,9,11,13,15,...

(viii) Kigaanira(Odd numbers ) Ze za kigaaniremu

(ix) Kibalirampuyibbiri(Integers) .....-5,-4,-3,-2,-1,0,1,2,3,4,5,....

(x) Kiddannyuma (Negatives) .....-5,-4,-3,-2,-1

(xi) Kiddamaaso(Positives) +1,+2,+3,+4,+5,.....

(xii)Namba ez'omugerageranyo(Rational numbers)

(xiii)Namba ezitali za mugerageranyo (Irrational numbers)

(xiv) Emitonnyeze(Decimal numbers)

(xv) Emikutule(Fractions)

(xvi)Kyebiriga(Square numbers)

(xvii)Kyesatuza (Cube numbers)

(xviii) Namba ez'omuteeberezo(Imaginary numbers)

(xiv) Namba enzibuwavu (Complex numbers)

(xv)Namba ez'Ekirooma(Roman numbers)