Jump to content

Ebinyebwa

Bisangiddwa ku Wikipedia
Ground nut soup and Banku

EBINYEBWA

[kyusa | edit source]
Ground nuts

Ebinyebwa bye bimu ku birime ebijudde obuwomi awamu n'emigaso emingi.

Ebinyebwa okusinga tubitwala okuba enva era nga kumpi ku buli kikumi abantu kyenda mu mwenda babyetanira era babiwomerwa nnyo.

Ebinyebwa no bijudde emigaso njolo.

naye lero kanjogere ku ndabirira yabyonga bikuze. Ebinyebwa nga bikuze olina okubilabirila obuluingi kibisobozese okukula obulungi ate n'okugejja. 1.Ebinyebwa ngabikuze olina okubikoola emilundi 2 mpaka lwebikula. 2.Ebinyebwa olina okusoka nobikulamu omuddo . 3.Oluvanyuma olina okubitemera ngawamala okubikoola kibisobozese okugejjaobulungi.

Ebinyebwa bikurila mumyezi mukagga nekilala olina okufiba okulaba nga wogenda okusimba ebinyebwa osose kukabalawo.