Ekizimbe kya Equatoria

Bisangiddwa ku Wikipedia

Template:Infobox hotel Hotel Equatoria yali woteeri mu Kampala, ekibuga ekikulu ekya Uganda, ekonome ey'okusatu mu bunene mu kibiina kya East African Community. yali emu ku Imperial Hotels Group.

Weesangibwa[kyusa | edit source]

Esangibwa mu kkoona lya William Street ne Kyaggwe Road, wakati mu kibuga Kampala. Ebizimbe ebiriraanye wo mulimu ekya PostBank House, nga osazeemu ku William Street, ekkanisa ya Kampala Pentecostal Church,eri ku Kyaggwe Road ne Sun City Shopping Arcade, eri ku Kampala Road. Obubonero bwa maapu buli: 0°19'05.0" N, 32°34'25.0" E (latitude: 0.318056; longitude: 32.573611).[1]

Mu bulambulukufu[kyusa | edit source]

Esangibwa wakati mu kibuga Kampala city, Hotel Equatoria yalina ebisenge kinaanamumwenda, omwali: Ebisenge by'abulijjo 24, Ebyebbeeyi amakumi ana, Ebisenge ebikozesebwa mu bintu eby'ekikungu 24, n'ebikunganya abantu kimu. Buli kisenge ky'alina awava empewo ennamu ,n'awabeera mwenge n'ebyokunywa ebirala, nga mulimu emmeeza okukole[2]rwa emirimu ne ttivi. Yalina ebbaala munda.

Enkyukakyuka[kyusa | edit source]

Mu Gwekkumineebiri gwa 2009, bannanyini yo baagikyusa nebassaawo shopping mall, nga mulimu amaduuka 700 ageeyawudde; (Equatoria Shopping Mall).[3][4]

Obwa nnanyini bw'ayo[kyusa | edit source]

Mmoolo eno nayo eri emu ku Imperial Hotels Group.

Laba nabino[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwa[kyusa | edit source]

  1. https://www.google.com/maps/place/0%C2%B019'05.0%22N+32%C2%B034'25.0%22E/@0.3181052,32.5733271,19z/data=!4m2!3m1!1s0x0:0x0
  2. http://www.southtravels.com/africa/uganda/hotelequatoria/index.html
  3. http://allafrica.com/stories/200912141063.html
  4. "Archive copy". Archived from the original on 2022-12-12. Retrieved 2022-12-12.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)

External links[kyusa | edit source]