Essomero lya Kibuli Sekendule

Bisangiddwa ku Wikipedia

Essomero lya Kibuli sekendule

Essomero lya Kibuli Sekendule (KSS) Ssomero lya kisulo nga ly'abawala n'abalenzi litandikira (S1-S4) nesiniya (S5-S6) somero mu Uganda.

Werisangibwa[kyusa | edit source]

KSS linsangibwa ku kasozi ka Kibuli mu divizoni ya Makindye, mu bukiika ddyo bw'amasekkati g'ekibuga Kampala, Ekibuga kya Uganda ekikulu era ekisingayo obunene. Esomero lya Kibuli Secondary lisangibwa mu bupime buno ku mapu:0°18'38.0"N, 32°35'51.0"E (obugazi:0.310556; Obuwanvu:32.597500).[1]

Ebirikwatako[kyusa | edit source]

Essomero likwatagana n'enzikiriza ey'ekiyisiraamu, naye ebifo bigabibwa kusinziira ku bubonero era lyaniriza buli muyizi alyagala awatali kufa ku nzikiriza. Essomero liyina erinnya eryokukulembera mu by'amagezi n'ebyafaayo mu kuwangula eby'emizannyo.[2]

Ebyafaayo[kyusa | edit source]

Omulangira Badru Kakungulu, omukungu wa Buganda, eyawangaalira mu kyasa kya 20, yagaba yiika z'ettaka 80 (32 ha) ku kasozi Kibuli, essomero we lyazimbibwa. Essomero lyatandikawo mu 959.[3]

Abayiseeyo ab'amaanyi[kyusa | edit source]

Bano wammanga be bamu ku bantu abatutumufu abayise mu ssomero lino.

Ebijulizibwa[kyusa | edit source]

  1. {{cite web}}: Empty citation (help)
  2. {{cite web}}: Empty citation (help)
  3. {{cite web}}: Empty citation (help)
  4. {{cite web}}: Empty citation (help)

Linki endala[kyusa | edit source]