Fadilah Shamika Mohamed Rafi
| Fadilah Shamika Mohamed Rafi | ||||||||||||||||||||||||||
|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|
| Personal information | ||||||||||||||||||||||||||
| Country | Uganda | |||||||||||||||||||||||||
| Born | 6 April 2005 Tamilnadu, India[1] | |||||||||||||||||||||||||
| Handedness | Right | |||||||||||||||||||||||||
| Women's singles & doubles | ||||||||||||||||||||||||||
| Highest ranking | 179 (WS 11 October 2022) 125 (WD with Tracy Naluwooza 11 October 2022) | |||||||||||||||||||||||||
Medal record
| ||||||||||||||||||||||||||
| BWF profile | ||||||||||||||||||||||||||
Fadilah Shamika Mohamed Rafi, yazaalibwa ng'enaku z'omwezi 6, mu mwezi ogw'okuna, mu mwaka gwa 2005 nga munayuganda azannya badminton.[2] Yatandika okuzannya badminton mu ng'alina emyaka 10 egy'obukulu . Yakiikirira Uganda mu mizannyo gy'omwaka gwa 2022 egy'amawanga agali mu luse olumu n'eggwanga lya Bungereza, ng'eno gyeyazannyira mu mutendera gw'abakazi ababeera ababiri ku kisaawe, ng'ali wamu ne Husina Kobugabe. TAbabiri bano baatuuka ku luzannya lwa olw'okubiri oludirira olw'akamalirizo, ng'eno gyebaakubibwa Chloe Birch ne Lauren Smith.[3] Mu mwaka gwa 2023, yawangula omudaali gwa zaabu mu mpaka ezeetabibwamu amawanga ga Afrika, ng'omukyala eyali azannya yekka .[4]
By'awangudde
[kyusa | kolera mu edit source]Emizannyo gy'okulukalo lwa Afrika
[kyusa | kolera mu edit source]Ezizannyibwa omukazi omu omu buli ludda
| Omwaka | Ekifo gyezaali | Gweyali azannya | Obugoba | Ebyvaamu |
|---|---|---|---|---|
| 2023 | John Barrable Hall mu Benoni, mu ggwanga lya South Afrika | Johanita Scholtz | 14–21, 21–14, 21–16 | Zaabu |
Empaka z'okulukalo lwa Afrika ezeetabibwamu abausi nga bato
[kyusa | kolera mu edit source]| Omwaka | Ekifo | Gweyali azannya | Obugoba bweyafuna | Ebyavaamu |
|---|---|---|---|---|
| 2022 | Mu NationaL Badminton centre ekisingaanibwa mu Beau Bassin- Rose Hill mu ggwanga lya Mauritius | Tracy Naluwooza | 21–16, 21–15 | Zaabu |
Ezizannyibwa abakyala ababiri buli ludda
| Omwaka | Ekifo | Gweyazannya naye | Gweyali attunka ne | Obugoba | Ebyavaamu |
|---|---|---|---|---|---|
| 2022 | Mu kifo kya National Badminton Center, ekisingaanibwa mi Beau Bassin-Rose Hill, mu ggwanga lya Mauritius | Tracy Naluwooza | Michaela Ohlson ne Tamsun Smith nga nzaalwa z'e South Afrika | 21–15, 21–17 | Zaabu |
Nga batabiseemu omukazi n'omusajja buli ludda
| Omwaka | Ekifo webaali | Gwyeali naye nga bazannya | Bebaali bazannya nabo | Obugoba bwebafuna | Ebyavaamu |
|---|---|---|---|---|---|
| 2022 | Mu kifo kya National Badminton Center, ekisingaanibwa mi Beau Bassin-Rose Hill, mu ggwanga lya Mauritius | Abed Bukenya | Khemtish Rai Nunda ne Tiya Bhurtun | 21–19, 17–21, 21–17 | Omudaali gwa zaabu |
Empaka za BWF ezaai ez'okuvuganya munsi yonna (Yakwata kyakubiri )
[kyusa | kolera mu edit source]Abakazi ababiri buli ludda
| Omwaka | Empaka | Gweyali naye | Bebaali bazannya | Bwegwagwa | Ebyavaamu |
|---|---|---|---|---|---|
| 2021 | Uganda International | 9–21, 17–21 | Yakwata kyakubiri |
Empaka za BWF ez'ensi yonna nga zeetabibwamu bakyakayiga ( engule ye ey'okubiri, yakwata kifo kyakubiri)
[kyusa | kolera mu edit source]Ez'abawala ng'ali omu buli ludda
| Omwaka | Empaka | Gweyali azannya | Gwagwa gutya | Ebyavaamu |
|---|---|---|---|---|
| 2022 | South Africa Junior International | Pei Chen Huang | 21–23, 8-21 | Yakata kyakubiri |
Ez'abawala nga bali babiri buli ludda Girls' doubles
| Omwaka | Empaka | Gweyali azannya | Beebaali bazannya | Gwagwa gutya | Ebyavaamu |
|---|---|---|---|---|---|
| 2022 | Uganda Junior International | 21–5, 21-3 | Muwanguzi |
Nga buli ludda waliyo abazannyi babiri
| Omwaka | Empaka | Gweyali azannya naye | Beebaali battunka nabo | Gwagwag gutya | Ebyavaamu |
|---|---|---|---|---|---|
| 2022 | Uganda Junior International | 21–15, 21-14 | Muwanguzi |
- BWF Junior International Grand Prix tournament
- BWF Junior International Challenge tournament
- BWF Junior International Series tournament
- BWF Junior Future Series tournament
- ↑ "KNOW YOUR STARS: Badminton teenage sensation Fadilah inspired by father". Kawowo Sports. 12 January 2023. Retrieved 20 February 2023.
{{cite web}}: CS1 maint: url-status (link) - ↑
{{cite web}}: Empty citation (help)https://bwfbadminton.com/player/93199/fadilah-shamika-mohamed-rafi - ↑
{{cite web}}: Empty citation (help)https://www.bbc.com/sport/commonwealth-games/62409923 - ↑
{{cite web}}: Empty citation (help)https://www.insidethegames.biz/articles/1133902/african-badminton-championships