Gorreth Namugga

Bisangiddwa ku Wikipedia

Gorreth Namugga munnabyabufuzi mu Uganda . Mu 2021, yalondebwa ng'omukiise mu palamenti mu Ssaza ly’e Mawogola, mu disitulikiti y’obugwanjuba. Ono ava mu kibiina ekikulembedde oludda oluvuganya gavumenti ekya, National Unity Platform. Namugga ye munnabyabufuzi asoose ku ludda oluvuganya gavumenti okuwangula ekifo eky'okulonda mu Sembabule okuva mu 1986.

Obumanyirivu mu mirimu[kyusa | edit source]

Yakola nga Ssentebe w'akakiiko akagaba emirimu ku disitulikiti era alina amasomero mu Sembabule . Yaliko omukungu omukulu avunaanyizibwa ku kugula ebintu mu kibuga Masaka . [1]

Emirimu gya Palamenti[kyusa | edit source]

Namugga mu kiseera kino akola nga minisita w’ekisiikirize owa Sayansi, Obuyiiya ne Tekinologiya. Namugga yayanjula alipoota y’abali batakkiriziganya na byaali mu mbalirira eya 2022/2023. , .

Ebijuliziddwa[kyusa | edit source]

  1. Cite error: Invalid <ref> tag; no text was provided for refs named :0