Jump to content

Grace Kaudha

Bisangiddwa ku Wikipedia
Grace Kaudha
Munnabyabufuzi era omukozi w'amateeka Omunnayuganda Kyusa Wikidata
Omuntu Kyusa Wikidata
Ekikulamukyala Kyusa Wikidata
Ensi y’o­bu­tuu­zeUganda Kyusa Wikidata
Erinnya eri­wee­redd­waGrace Kyusa Wikidata
Yazaa­lib­wa nga14 Gwakkumi(Mukulukusabitungotungo) 1986 Kyusa Wikidata
Olunaku lwe yafa1 Gwamusanvu(Kasambula) 2016 Kyusa Wikidata
Place of deathMulago National Specialised Hospital Kyusa Wikidata
Ennimi z'amanyiLungereza, Lusoga Kyusa Wikidata
Omulimumunnabyabufuzi, legislator Kyusa Wikidata
Ekifo ky'alimumubaka wa palamenti Kyusa Wikidata
Replaced byKabaale Kwagala Olivia Kyusa Wikidata

Grace Kaudha, era amanyiddwa nga Grace Hailat Kaudha Magumba, (yazaalibwa nga ennaku z'omwezi 14 Ogwekkumi 1986) yali munnabyabufuzi wa Uganda era omubaka eyali akiikirira abakyala mu disitulikiti y'e Iganga mu Ppaaliyamenti ya Uganda ey'ekkumi mu mwaka gwa 2016.[1] Yali alina akakwate ku kibiina kya National Resistance Movement.[2] Yafiira mu ddwaliro lya Mulago National Referral Hospital e Kawempe ku Lwomukaaga nga ennaku z'omwezi 1 Ogwomusanvu 2017 ku ssaawa munaana[3] Kigambibwa nti okufa kwe kwava ku mbeera mu lufuutifuuti eyitibwa Pre-eclampsia eyaleetebwa obuzibu bw'olubuto.[2] Yaziikibwa ku kyalo Magogo, mu ggombolola y'e Nawaningi, mu disitulikiti y'e Iganga.[4]

Obuweereza bwe

[kyusa | kolera mu edit source]

Yali mubaka omukyala owa disitulikiti y'e Iganga eyadda mu bigere bya Kabaale Kwagala Olivia, era yaweereza ku kakiiko k'amateeka, eby'empisa n'ebintu ebiweebwa abantu olw'obuweereza bwabwe. Era yaliko ne ku kakiiko akokola ku by'ekikula ky'abantu, emirimu wamu n'okwekulaakulanya.[5]

Yali mukyala wa Ibrahim Tooto era nga alina omwana omu.[6]

Ebijuliziddwamu

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. ↑ "Iganga Woman MP Passes On :". Uganda Radionetwork (in Lungereza). Retrieved 2026-10-19.
  2. 1 2 https://www.independent.co.ug/ugandan-woman-mp-kaudha-dies-child-birth-complications/
  3. ↑ https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/iganga-woman-mp-grace-kaudha-dies-1709570?view=htmlamp
  4. ↑ https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?title=Special:ContentTranslation&campaign=contributionsmenu&to=lg&from=en&page=Grace+Kaudha&targettitle=Grace+Kaudha
  5. ↑ https://observer.ug/news/headlines/53732-iganga-woman-mp-passes-on-while-giving-birth
  6. ↑ https://www.pmldaily.com/news/2017/07/iganga-woman-mp-dies.html

Emiyungiro gy'obubaka egy'ebweru

[kyusa | kolera mu edit source]