Grace Ndeezi
Appearance
Grace Ndeezi mukyala Munnayuganda omusawo omukugu mu nddwade z'abaana era Pulofeesa asomesa abasawo b'abaana ku n'ebyobulamu bw'abaana ku Makerere University of Health Sciences n'ebirala ebikwata ku by'endya, akawuka ka mukenenya, okuziyira, omusujja gw'ensiri, nnalubiri, enddwadde z'okuddukana, abaana abawere, n'enddwadde endala ezitaataganya obulamu bwa abaana nga okugema, okuyonsa n'endala enddwadde z'abaana.[1][2][3]
Grace naye mmeba mu ssomero lya Uganda National Academy of Sciences (UNAS), ng'alina PhD okuva ku Makerere University n'ekibiina kya University of Bergen
Ebijuliziddwamu
[kyusa | edit source]Lua error: Invalid configuration file.