Immaculate Irumba

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Immaculate Irumba Komuhangi (yazaalibwa mu mwaka gwa1977), amanyikiddwa nga Immaculate Irumba, Munnayuganda omukozi w'omu bank era corporate executive, akola nga chief operating officer (COO) wa Cairo Bank Uganda, bank y'abasuubuzi mu gwanga. Nga tanafuna mulimu ogwo, ye yali senior projects manager ku Housing Finance Bank, bank y'abasubuzi endala.[1]

Ebimukwatako n'emisomo[kyusa | edit source]

Komuhangi Munnayuganda. Yasomera mu masomero ga Pulayimale ne Siniya agabulijjo, nga tana yingizibwa mu Yunivasitte ye Makerere, Yunivasitte ya Gavumenti mu Uganda esinga obunene n'obukulu. Yatikibwa eyo ne diguli ya Bachelor of Arts mu Social Sciences, mu 2000. Diguli ye ey'okubiri, eya Masters of Arts mu Economic Policy and Planning, yamuweebwa Yunivasitte ye Makerere. Alina ne Dipulooma ya Postgraduate Diploma in Financial Management, jyeyafunira ku Uganda Management Institute, mu Kampala, ekibuga kya Uganda ekikulu. Akwata ITIL certification era ali qualified Project Management Professional (PMP).[1]

Emirimu[kyusa | edit source]

Mu Gwomukaaga 2021, emirimu jya banak egya Komuhangi jyaali jyatandika emyaka 17 emabega. Obukugu bwe mu kudukanya emirimu jya banak, eby'abasuubuzi ne tekinoloogiya wa bizinensi. Yatandika nga manager we tabi lya Stanbic Bank Uganda Limited, eyo jye yamala emyaaka ettaano, Housing Finance Bank (HFB) yamuwa omulimu, ekyasinze okuwola mu Uganda. Eyo yamalayo emyaka kumi. Ku HFB, yakulira "digital transformation" process ya bank. Mu mwaka gwa 2019, Yava mu HFB era neyegatta ku Cairo Bank Uganda, eyo jyali omukulembeze wa dipaatimenti y'obubalanguziso (operations) bwa bank.[1] Mmemba wa senior management team mu Cairo Bank Uganda.[2]

Obulamu Bwe[kyusa | edit source]

She maama omufumbo ow'abaana bassattu.[1]

Ebirala[kyusa | edit source]

Komuhangi mmemba wa Project Management Institute ne Institute of Corporate Governance of Uganda, ebitongole bibiri ebinene mu gwanga.[1]

Laba ne[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwa[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwa wa bweru wa Wikipediya[kyusa | edit source]