Jacinta Athieno Ayo

Bisangiddwa ku Wikipedia

Jacinta Athieno Ayo munnabyabufuzi munnayuganda era mmemba wa palamenti. Ono yalondebwa nga omubaka Omukyala akiikirira Disitulikiti eye Tororo mu kulonda okwawamu mu Uganda okwa 2021 oluvannyuma lw'okuwangula Sarah Achieng Opendi .

Yavuganya kubwa nnamunigina nga talina kibiina ky'abyabufuzi.

Laba ne[kyusa | edit source]

Ebijulizidwa[kyusa | edit source]

Ebiyungo eby’ebweru[kyusa | edit source]