Joyce Nabbosa Ssebugwawo

Bisangiddwa ku Wikipedia

  Joyce Ssebugwawo munnabyabufuzi mu Uganda, musuubuzi [1]era nga yali minisita mu gavumenti ya Buganda.[2][3] Yeegatta ku gavumenti ya Buganda ku ntandikwa y'emyaka gya 1980 gye yakolera nga minisita w'abakyala, emirimu gy'ebitundu n'okukunga abantu.[2] Yaliko ssentebe wa Forum for Democratic Change[4] mu ggwanga lyona, yali Meeya wa Rubaga Division mu Kampala[5] era ye ssenga wa Queen Sylvia Nnabagereka wa Buganda.[6]

Laba ne[kyusa | edit source]

  • Forum for Democratic Change
  • Divizoni eya Rubaga
  • Kampala Capital City Authority
  • Divizoni ez'omu Kampala
  • Index of Uganda-related articles
  1. entrepreneur
  2. 2.0 2.1 "Why I am the best candidate" 9 July 2008, observer.ug. Retrieved on 10 August 2018
  3. "Meet the Members of The Interim Lukiiko " Updated 24 June 1997, buganda.com. Retrieved on 10 August 2018
  4. Forum for Democratic Change
  5. "Sserunjogi bounces back as Kampala Central mayor" Friday 4 March 2016 monitor.co.ug. Retrieved on 10 August 2018
  6. "FDC names party chair" 25 December 2013, observer.ug. Retrieved on 10 August 2018