Justine Bayigga

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Justine Bayigga (yazaalibwa nga 15 Ogw'oluberyeberye 1979 e Kayunga) MunnaUganda omuddusi weemisinde eyeekwata okudduka 400 metres.[1] Bayigga yakkikirirako ku Uganda mu mpaka za 2008 Summer Olympics ezaali e Beijing, gyeyeetaba mu mpak a z'abakyala eza mmita 400. Yadduka n'akwata eky'okubiri era yaddirirwa abantu okwali munnansi wa Italy Libania Grenot, ne nannyini likodi mu biseera ebijja ayitibwa Amantle Montsho okuva e Botswana. Yasembayo mu mpaka ezimu nga yakozesa 54.15 secs, ekyamuviirako okulemwa okutuuka ku mpaka eziddirira ez'akamalirizo.[2]

Ebijuliziddwa[kyusa | edit source]

External links[kyusa | edit source]

Lua error: Invalid configuration file.