Jump to content

Kalangala (disitulikit)

Bisangiddwa ku Wikipedia
Map Ya Uganda nga elaga Kalangala distilukiti
Ekidyeeri ekimannyikiddwa nga MV Ssese Portbell ekisaabasaza abantu neby'amaguzi okubajja e Masaka okubatwala e Kalangala.
Ekidyeeri ekimannyikiddwa nga MV Ssese Portbell ekisaabasaza abantu neby'amaguzi okubajja e Masaka okubatwala e Kalangala.
Lwanga timothy Mutekanga, Kyamuswa, wa disitulikiti y'e Kalangala
Lwanga timothy Mutekanga, Kyamuswa, wa disitulikiti y'e Kalangala

Kalangala(ssesse) ,emu ku disitulikiti mu Yuganda. yafuulibwa disituliki mu mwaka gwa 1989 okuva ki disitulikiti y'e Masaka. Kalangala disituliti esingibwa mu Buganda era nga emu ku masaza agakola Buganda eriyitibwa Ssese. Kalangala kizinga era nga awamu Erina ebizinga 84 nga ekisinga obunene kiyitibwa Buggala. Ewamu erina Obugazi: 9,066.8Km2. Abantu: 34,766.

Omuko guno kitundutundu. Bw'oba ng'oyagala okugugaziyako yingira awagamba nti kyusa.