Karitas Karisimbi
| Ekikula | mukyala | |
|---|---|---|
| Omulimu | business executive, academic, television personality | |
Karitas Karisimbi (yazaalibwa mu 1974) nga Munnayuganda eyali eyawerezaako ku leediyo ne ttivvi ng'era munamawulire. Amannyikiddwa okubeera nga yeenyigira nnyo mu bya leediyo ne ttivvi mu by'amawulire ga Uganda. Akola ne kampuni y'eby'amawulire emannyikiddwa nga Next Media Services.[1][2][3]
Obulamu bwe n'okusoma kwe
[kyusa | kolera mu edit source]Karitas Karisimbi yazaalibwa nga 26 Ogwokutaano mu 1974 mu Uganda.[4]Yasoma koosi y'eby'amawulire mu Nairobi e Kenya, oluvannyuma n'agenda okusoma koosi y'ebya tekinologiya e Bungereza.[5]
Eby'emirimu
[kyusa | kolera mu edit source]Karisimbi yafuna okumannyikwa mu by'amawulire ga Uganda ng'omuwereza ku mu kutu gwa ttivvi eyali eyitibwa WBS TV. Ku WBS TV yali muwereza wa pulogulaamu y'ebisanyusa n'eby'obulamu bw'abantu eyali eyitibwa Showtime Magazine.[6][7][8][9]
Mu kaseera keyawerereza ku WBS TV, Karisimbi yakyusa n'adda ku leediyo. Yakolako n'emiktu gya leediyo mu Uganda, omwali Sanyu FM, edoboozi lye gyeyali nga ku pulogulaamu ng'eyali eyitibwa; Breakfast Show n'eya Alive and Kicking.[10]Oluvannyuma, yagenda ku Capital FM, gyeyali awereza ku pulogulaamu emannyikiddwa nga AM-PM n'endala ez'enjawulo.[11]
Karisimbi yawumula okuwereza ku mikutu gy'empewo okumala emyaka egiwera.[12]Yakomawo ku mikutu gya ttivvi mu 2018, nga yeegase ku mpereza za kampuni ya Next Media.[13][14]
Mu kampuni ya Next Media, Karisimbi yeenyigidde mu kuwereza ku ttivvi ne leediyo. Yafuuka omumyuuka w'omuwereza wa pulogulaamu ya ChatRoom ey'okubaganya endowooza ng'eno eri ku mukutu gwa ttivvi ogwa NBS.[15][16]Yawerezaako ne ku mukutu gwa leediyo ogwa Nxt Radio, omukutu gwa Next Media omulala, gyeyawereza nga ng'omuyambi wa pulogulaamu nga Nxt Morning Zoo, ate oluvannyuma NxtTransit.[17][18]
Obulamu bwe
[kyusa | kolera mu edit source]Karitas Karisimbi maama ng'alina mutabani we amannyikiddwa nga Ty.[19][20]Azze agabana ebimukwatako ku bulamu bwe obw'obuntu nebyayiseemu, nga mwemuli ne byayiseemu ng'omuzadde omukyala atalina mwami.
Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ https://hardrockmedia.org/2022/08/7-things-you-didnt-know-about-karitas-karisimbi/
- ↑ https://www.independent.co.ug/karitas-karisimbi-on-return-to-tv/
- ↑ https://www.newvision.co.ug/articledetails/122575
- ↑ "Karitas Karisimbi celebrates 46th birthday with stunning photos". New Vision. 2020-05-26. Retrieved 2024-05-25.
- ↑ "Karitas Karisimbi on return to TV". The Independent Uganda (in American English). 2018-04-17. Retrieved 2023-01-22.
- ↑ "Karitas Karisimbi set to join NBS TV". BigEye.UG (in American English). 2017-11-14. Retrieved 2021-04-12.
- ↑ "Karitas Karisimbi on return to TV". The Independent Uganda (in American English). 2018-04-17. Retrieved 2023-01-22.
- ↑ "WBS' Karitas gets herself suspended". New Vision (in Lungereza). Retrieved 2023-01-22.
- ↑ "Karitas Karisimbi for TV comeback". The Observer - Uganda. 2017-11-22. Retrieved 2024-05-25.
- ↑ "Karitas leaves Sanyu FM". New Vision. 2005-04-01. Retrieved 2024-05-25.
- ↑ "Karitas Karisimbi returns to your TV screen after 10 years". Nile Post. 2018-04-10. Retrieved 2024-05-25.
- ↑ "Karitas Karisimbi on return to TV". The Independent Uganda (in American English). 2018-04-17. Retrieved 2023-01-22.
- ↑ "Karitas Karisimbi on return to TV". The Independent Uganda (in American English). 2018-04-17. Retrieved 2023-01-22.
- ↑ "Karitas Karisimbi officially unveiled at NBS TV". MBU. 2018-04-09. Retrieved 2024-05-25.
- ↑ "ChatRoom". NBS Television. Retrieved 2024-05-25.
- ↑ Iragaba, Apollo (2022-08-12). "7 Things You Didn't know about Karitas Karisimbi". Hard Rock Media (in American English). Retrieved 2023-01-22.
- ↑ Iragaba, Apollo (2022-08-12). "7 Things You Didn't know about Karitas Karisimbi". Hard Rock Media (in American English). Retrieved 2023-01-22.
- ↑ Iragaba, Apollo (2022-08-12). "7 Things You Didn't know about Karitas Karisimbi". Hard Rock Media (in American English). Retrieved 2023-01-22.
- ↑ "Karitas Karisimbi pens heartwarming message for son as he turns 15". Showbiz Uganda. 2020-09-10. Retrieved 2024-05-25.
- ↑ "I prayed to God for a man - Karitas". New Vision (in Lungereza). Retrieved 2023-01-22.
- CS1 American English-language sources (en-us)
- CS1 Lungereza-language sources (en)
- Abantu abava nu Kampala
- Abakyala abawereza ku mikutu gya leediyo
- Bannayuganda abawereza ku mikutu gya leediyo
- Abakyala abannayuganda abawereza ku mikutu gya ttivi
- Bannayuganda abawereza ku ttivi
- Abaazaalibwa mu 1974
- Abantu abalamu