Jump to content

Lake Kayumbu

Bisangiddwa ku Wikipedia
Map of Uganda
Map of Uganda
Ebyenyanja ebikwatibwa ku nyanja Kayumbu

Lake Kayumbu era emanyikiddwa nga Lake Kayumba nyanja esangibwa mu Uganda ng'esangibwa mu Disitulikiti y'e Kisoro, Obukiikaddyobwobugwanjuba bwa Uganda, Bukiikakkono bw'ensalo za Rwanda ku mita 1897.[1][2][3] Enyanja eno ekola ng'ekifo awatuukirwa abalambuzi ekileetera Eggwanga ensimbi.[4] Enyanja eno elina ebika eby'enjawulo ebiwerako.[5]

Endagiriro w'esangibwa

[kyusa | edit source]

Lake Kayumbu esangibwa mu Bugwanjuba bwa Uganda, Disitulikiti y'e Kisoro ku Latitude 1°19'59.99 ne Longitude 29°46'59.99.

Laba na bino

[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwamu

[kyusa | edit source]
  1. https://experts.gorillahighlands.com/daily-dose/tag/lake-kayumbu/
  2. https://ug.geoview.info/lake_kayumba,231700
  3. http://wikimapia.org/19638199/Lake-Kayumbu
  4. https://gorillahighlands.com/three-upland-lakes/
  5. http://hdl.handle.net/1834/35272