Leni Shida

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Shida Leni (yazaalibwa nga 22 Ogw'okutaano 1994) i Munnayuganda omudussi w'emisindde emimpi mu mizaanyo gy'okuduka.[1]

Obuto bwe[kyusa | edit source]

Shida yazaalibwa mu Arua mu mwaka gwa 1994[2] nga muwala wa Abdulatif Tiyua,[3] offiisa w'amajje eyawumula era eyali omumyuuka w'aduumira amajje g'abayeekera b'ekibiina kya West Nile Bank Front.[4]

Emirimu[kyusa | edit source]

Oluvanyuma lwa Kevin ne Sue O'Connor nga batandise okutendeka Shida mu gw'Omunaana 2013, yakiikirira Uganda mu mizanyo gya 2014 Commonwealth Games mu Glasgow natuuka mu kibinja ekidirira enkomerero ekya semifinals. Zino ze zaali empaka ze ezaasooka w'abweru wa Uganda. Mu Gw'okubirir2018, mu Kampala, yaduka 52.47 okumenyawo likoodi y'omugwanga ey'emyaaka kumi n'ebbiri ey'emisinde gya 400m. Eno Likoodi agimenye emirundi 7, ogusembeddeyo ddala mu mpaka za 2019 National Championships (51.47), eyo gyeyamenyera ne likoodi y'omugwanga ey'emyaaka kumi n'ebbiiri ey'emisinde gya 200m mu dakiika 23.43. Omuwanguzi bwa Shida w'abweeru w'egwanga obukyasinze okumanyika bwaali bwa mudaali gwa feeza ogwa 400m Silver Medal (51.64) mu mizaanyo gya Yunivasitte egya 2019 World University Games egyategekebwa mu Naples, Italy.

Yavuganya mu mpaka za 2020 Summer Olympics.[5]

Empaka mu mawanga g'ebweeru[kyusa | edit source]

Representing Uganda Yuganda
2014 Commonwealth Games Glasgow, United Kingdom 21st (sf) 400 m 54.30
2015 Universiade Gwangju, South Korea 11th (sf) 400 m 53.40
5th 4 × 400 m relay 3:45.40
African Games Brazzaville, Republic of the Congo 19th (sf) 200 m 24.56
6th 400 m 52.86
2016 African Championships Durban, South Africa 8th 400 m 53.91
2017 Islamic Solidarity Games Baku, Azerbaijan 5th 400 m 54.57
Universiade Taipei, Taiwan 34th (h) 200 m 25.29
11th (sf) 400 m 53.44
15th (h) 4 × 100 m relay 47.05
6th 4 × 400 m relay 3:43.38
2018 Commonwealth Games Gold Coast, Australia 22nd (sf) 400 m 54.50
8th 4 × 400 m relay 3:35.03
African Championships Asaba, Nigeria 10th (sf) 200 m 24.36
6th 400 m 52.78
2019 World Relays Yokohama, Japan 19th (h) 4 × 400 m relay 3:35.02
Universiade Naples, Italy 2nd 400 m 51.64
African Games Rabat, Morocco 6th 400 m 52.47
3rd 4 × 400 m relay 3:32.25
World Championships Doha, Qatar 31st (h) 400 m 52.22
2021 Olympic Games Tokyo, Japan 31st (h) 400 m 52.48
2022 African Championships Port Louis, Mauritius 4th 400 m 52.91
2024 African Games Accra, Ghana 11th (sf) 400 m 53.23

Emisinde gye egikyaasinze[kyusa | edit source]

[6]

Wa bweeru

Ebijulizidwa[kyusa | edit source]

  1. https://worldathletics.org/athletes/-/14636764
  2. https://results.gc2018.com/en/athletics/athlete-profile-n6025844-leni-shida.htm
  3. https://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1481428/leni-sets-400m-national-record-namboole-stadium
  4. https://www.westnileweb.com/news-a-analysis/yumbe/government-agrees-to-pay-veterans
  5. https://en.wikipedia.org/wiki/Tokyo_Organising_Committee_of_the_Olympic_and_Paralympic_Games
  6. "Archive copy". Archived from the original on 2017-11-07. Retrieved 2024-04-24.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)

Lua error: Invalid configuration file.