Molly Musiime Asiimwe
Endabika

Molly Musiime Asiimwe munnabyabufuzi Munnayuganda era nga Mubaka Omukyala owa Palamenti. Yalondebwa okukiikirira abakyala mu Palamenti ab'omu Disitulikiti y’e Rwampara mu kulonda kwa bonna okwa 2021 mu Uganda.
Ono mmemba w’ekibiina ky’ebyobufuzi ekiri mu buyinza ekya National Resistance Movement .
Mu palamenti ey’ekkumi n’emu, aweereza ku kakiiko ak’ebyenjigiriza n’emizannyo.