Moses Oloya
colspan="4" class="infobox-header" style="background-color:
| |||
---|---|---|---|
Enaku z'omwezi zebaamuzaaliramu | Nga 22, Ogwekumi mu 1992, ng;alina emyaka 30 | ||
Ekifo gyebaamuzaalira | Mu Kampala, Uganda | ||
Obuwanvu bwe |
1.83 m (6 ft 0 in)[1] | ||
Ekifo ky'azannya ku kissawe | Muwuwuttanyi | ||
colspan="4" class="infobox-header" style="background-color:
| |||
Ttiimu gy'alimumkati | |||
Enamba y'omujoozi |
8 | ||
colspan="4" class="infobox-header" style="background-color:
| |||
Emyaka | Ttiimu | Emipiira gy'abasambidde | Ggoolo z'ateebye |
2009–2010 | |||
2011–2013 |
36 |
(5) | |
2014–2016 |
52 |
(8) | |
2016–2017 |
12 |
(1) | |
2017–2021 |
78 |
(2) | |
2022– |
23 |
(0) | |
colspan="4" class="infobox-header" style="background-color:
| |||
2011–2017 |
47 |
(0) | |
Emipiira gy'azannyidde kiraabu mu liigi y'ewaka ne ggoolo z'ateeby, byakunganyizibwa ku saawa 12 ne dakiika 52 nga 26 Ogwokubiri mu 2022
Emipiira gy'akubidde ttiimu y'eggwanga ne ggoolo z'abateebedde, byakungaanyizibwa nga 23 Ogwokusatu mu 2018 |
Moses Oloya yazaalibwa nga 22 mu Gwekumi mu 1992 nga munayuganda azannya omupiira gwe ogw'ensiimbi ng'omuwuwuttanyi mu kiraabu y'e Vietnam eya Hải Phòng.
Obulamu bwe n'ebimukwatako
[kyusa | edit source]Oloya muganda wa Jimmy Kidega, azannya omupiira gw'ensi mu Uganda.[2]
Kiraabu z'azannyidde
[kyusa | edit source]Oloya azannye omupiira mu kiraabu za Uganda, Vietnam neRussia okuli; Kampala Capital City Authority, Xuan Thanh Sai Gon, Becamex Binh Duong, Kuban Krasnodar ne Hanoi FC.[1][3][4][5]
Yateeka omukono kundagaano eyamuweebwa kiraabu ya Haiphong okubazannyira sizoni ya 2022.[6]
Ku ttiimu y'eggwanga
[kyusa | edit source]Yazannya omupiira gwe ogwasooka ne Uganda mu 2011,[1] nga yalabikako mu mipiira gy'okusunsula abaali bagenda mu kikopo ky'ensi yonna ekitegekebwa FIFA .[7] Yali omu kubaali ku ttiimu ya Uganda eyagenda mu mpaka ezeetabibwamu amawanga g'okulukalo lwa Afrika mu 2017.[8]
Ebibalo bye ku ttiimu y'eggwanga
[kyusa | edit source]Ttiimu y'eggwanga lya Uganda | ||
---|---|---|
Omwaka | Emirundi gy'abazannyidde | Ggoolo z'ateebye |
2011 | 8 | 0 |
2012 | 11 | 0 |
2013 | 4 | 0 |
2014 | 10 | 0 |
2015 | 2 | 0 |
2016 | 8 | 0 |
2017 | 4 | 0 |
Total | 47 | 0 |
Ebijuliziddwamu
[kyusa | edit source]- ↑ 1.0 1.1 1.2 1.3 https://www.national-football-teams.com/player/45177.html
- ↑ http://www.fufa.co.ug/fufa-mourns-the-passing-on-of-justine-okeny-father-of-uganda-cranes-player-moses-oloya/
- ↑ https://www.national-football-teams.com/player/45177.html
- ↑ https://web.archive.org/web/20170202001015/http://binhduongfc.org/tien-ve-oloya-moses-gia-nhap-kuban-krasnodar/
- ↑ http://www.bongda.com.vn/moses-oloya-tro-lai-v-league-nhung-khoac-ao-ha-noi-tt-d370248.html
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2023-07-14. Retrieved 2023-07-14.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://www.national-football-teams.com/player/45177.html
- ↑ https://observer.ug/sports/50489-afcon-2017-moses-oloya-boost