Namba eya Ndagalinnya(nominal number)

Bisangiddwa ku Wikipedia

Gakuweebwa Charles Muwanga !! Namba z’endagalinnya(Nominal number).

“Namba ya ndagalinnya” (nominal number), era gy’oyinza okuyita namba ya ndagamuntu oba ndagakintu, ewa ekintu/omuntu erinnya –gamba nga namba ya ssimu, omuzannyi mu ttiimu, abakulembeze ab’ensikirano abalina amannya agafaanagana, abakulembeze b’eddiini. Ebyokulabirako:

 Omujoozi namba 7

 Muteesa 2

 Paapa Bendikito XVI

 Ssimu namba 071000000

 Ekifo namba 23

 Mmeeza namba 9